TOP

Jeniffer Musisi afunye obwadokita

By Musasi wa Bukedde

Added 27th January 2016

DAYIREKITA wa w’ekibuga Kampala, Jeniffer Musisi aweereddwa ekitiibwa ky’Obwadokita okumusiima emirimu gy’akoledde Uganda naddala okulongoosa ekibuga Kampala.

Baana 703x422

Polof. Clyde Rivers okuva mu America ne Polof. Bony Mwebesa Katatumba nga batikira Jeniffer Musisi ekitiibwa ky'obwadokita. Ekif: Ronald Mubiru

DAYIREKITA wa w’ekibuga Kampala, Jeniffer Musisi aweereddwa ekitiibwa ky’Obwadokita okumusiima emirimu gy’akoledde Uganda naddala okulongoosa ekibuga Kampala.

Ekitiibwa kino kyamuweereddwa United Graduate College and Seminary International esangibwa mu Amerika ku mukolo ogwabadde ku Serena Hotel mu Kampala ku Mmande.

Ekitiibwa kino kyamutikkiddwa Polof. Clyde Rivers okuva mu Amerika ne Polof. Bonney Mwebesa Katatumba. Polof. Rivers yategeezezza nti, baasazeewo okusiima abantu abalina bye bakoledde ensi zaabwe n’abasaba obutalekera awo wabula bongeremu maanyi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pak2 220x290

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa...

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa

Web2 220x290

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda...

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda

Kap1 220x290

Wawanirira Klezia ya St. Agnes...

Wawanirira Klezia ya St. Agnes Makindye

Lap2 220x290

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi...

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi

Mpa2 220x290

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera...

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera beebugira buwanguzi