TOP

Bameeya ba Kampala bakkaanyizza okugabana obuyinza

By Hannington Nkalubo

Added 13th June 2016

Bakiriziganyizza nti munisipaali ttaano zigabanyizibwe ku buyinza nga ba meeya basobola okwekolera ku bintu byaabwe ebitali bimu nga okweyolera kasasiro, n’okugoggola emyaala.

Citymayors 703x422

BYA HANNINGTON NKALUBO

LOODI meeya Erias Lukwago atuuzizza olukiiko lwa ba meeya bataano abakola Kampala ne bakiriziganya buli omu okumanya obuyinza bwe webukoma n’okugoberera amateeka mu buli kyebakola.

Bakiriziganyizza nti munisipaali ttaano zigabanyizibwe ku buyinza nga ba meeya basobola okwekolera ku bintu byaabwe ebitali bimu nga okweyolera kasasiro, n’okugoggola emyaala.

Olukiiko lwatudde ggulo  mu ofiisi ya Loodi meeya Erias Lukwago eyalukubirizza. Ba meeya okuli Charles Musoke Sserunjogi [ Kampala Central, ] Ronald Balimwezo [ Nakawa], Nganda Kasirye Mulyanyama [ Makindye , Joyce Nabbosa Ssebuggwaawo [ Lubaga] ne Emmanuel Sserunjogi Kawempe.  

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bi 220x290

Bebe Cool agenze mu Amerika kusakira...

Bebe Cool agenze mu lukung’ana lw’ekibiina ky’amawanga amagatte (UN) kusakira balwadde bakafuba ssente za bujjanjabi....

Abasuubuzingabalimukatalekakirekamainmarketwebusebig 220x290

Mutuzimbire akatale akali ku mutindo...

Akatale ka myaka 90 wabula tekalina mifulejje wadde bakasitoma we bayita.

Kyotera1 220x290

Abazadde balumbye essomero lw'abaana...

POLIISI e Kyotera eggalidde dayirekita w’essomero lya Kyotera Infant Pri.Sch, ne Heedimasita w’essomero lino ng...

Mulironnyumba2 220x290

Omuliro gw'okyezza enju y'omusawo...

NABBAMBULA w’omuliro asaanyizzaawo amaka g’omusawo ebintu bya bukadde ne bitokomoka okubadde n’emmotokka.

Preg1webuse 220x290

Nkole ntya okwewala omwenge kuba...

Olubuto lunjoyesa omwenge naye mmanyi gwa bulabe eriomwana ali munda. Nkole ntya okugwewala?