TOP

Abachina basuubirwa okuzimba e Namanve mu September

By Kizito Musoke

Added 23rd August 2016

BANNAYUGANDA abasoba mu 1000, be basuubirwa okufuna emirimu mu kkampuni y’Abachina eya Sinotruck egenda okuzimba ekkolero lya sipeeya w’emmotoka mu Uganda.

Ntalo1 703x422

Okuva ku kkono: Ayele, Tumusiime ne Bukenya.

BANNAYUGANDA abasoba mu 1000, be basuubirwa okufuna emirimu mu kkampuni y’Abachina eya Sinotruck egenda okuzimba ekkolero lya sipeeya w’emmotoka mu Uganda.

Bino byayogeddwa Francis Bukenya, akulira kkampuni ya ‘Paroma Enterprises’ abaapererezza kkampuni y’Abachina ne bakkiriza okuzimba ekkolero lino.

Ligenda kuzimbibwa Namanve nga bagenda kuyigirizanga abantu n’okukanika, okuyungirawo mmotoka, nga tulakita n’emmotoka endala.

Bukenya yagambye nti baatuukiridde ne Gavumenti nga kati bali mu nteesegnya okufuna ettaka eddene.

Kkampuni ya Sinotruck yasuubizza okuleeta obukadde bwa ddoola 500. Anitah Tumusiime, maneja wa Paroma yategeezezza nti ekkolero lisuubirwa okutandika mu September wa 2016.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kuba 220x290

Kenya okutukuba tejja kutulemesa...

ABAWAGIZI ba Rugby aba ttiimu ya Uganda baasoose kukuba nduula za luleekereeke nga balowooza nti ttiimu yaabwe...

Mazike 220x290

Fresh Daddy abawala batandise okumwerippa...

OBWASSEREEBU tebuva wala naye ne Fresh Daddy manya taata wa Fresh Kid bwe yayimbye ‘Mazike’ kati takyava mu bbaala...

Soma 220x290

‘Abaami mmwe mutabangula amaka’...

ABAKULEMBEZE n’abatuuze mu tawuni kanso y’e Luuka boolese obwennyamivu olw’omuwendo gw’amaka agasasika okweyongera...

Leo 220x290

Omusibe atolose ku baserikale abatuuze...

ABATUUZE ku kyalo Kimuli mu ggombolola y’e Maanyi mu disitulikiti y’e Mityana bavudde mu mbeera ne basuulira poliisi...

Sevo1 220x290

Aba NRM mu Buganda batongozza Museveni...

ABAKULEMBEZE ba disitulikiti za Buganda eziwera 10 bakwasizza Pulezidenti Museveni ekkanzu eya kyenvu, ekyanzi,...