TOP

Booda lwe zivuganya n’emmotoka mu kutikka

By Moses Lemisa

Added 12th October 2016

Aba booda kirabika oluusi beerabira nti bavuga bodaboda si mmotoka, olwo ne batikka akabindo gy’oli batikka mmotoka.

Bodaover1 703x422

Ono owa bodaboda yeetisse abantu bataano. Yasangiddwa Kawempe.

Bya MOSES LEMISA

Aba booda kirabika oluusi beerabira nti bavuga bodaboda si mmotoka, olwo ne batikka akabindo gy’oli batikka mmotoka.

Abamu ku ba bodaboda bano olw’engeri gye batikkamu pikipiki zaabwe batuuka n’okubulwa we batuula ne babeera ku bunkenke nga bavuga, ekivaako okukola obubenje.

 no yasangiddwa andegeya ngatisse omusaabaze nekitereke Ono yasangiddwa Wandegeya ng’atisse omusaabaze n’ekitereke.

 

Wabula abantu abamu kino baakiyise mululu gwa ssente ogw’abamu ku bakola omulimu guno nti gwe guvuddeko okupakira pikipiki zaabwe mu ngeri emenya amateeka nga tebazibaliridde nti zoonooneka wamu n’obulamu bwabwe okubeera mu matigga ate abalala omusango bagutadde ne ku basaabalira ku bodaboda zino be bagamba nti tebafa ku bulamu bwabwe.

 wa bodaboda ono yabadde awempe ngatisse emifaliso Owa bodaboda ono yabadde Kawempe ng'atisse emifaliso.

 

 no yasangiddwa awempe Ono yasangiddwa Kawempe n'tisse obutiba bw'enkoko akabindo.

 

 asangiddwa akulabye ngatisse omusaabaze nekitereke Yasangiddwa Nakulabye ng’atisse omusaabaze n’ekitereke.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Newsengalogob 220x290

Lwaki toyagala kwegatta?

Ate okomawo ng‛obudde bugenze, kati yeebuuza obaomulimu gw‛okola gwe guleese embeera eno. Kati alowooza edduuka...

Newsengalogob 220x290

Nvaamu ekisu

LWAKI nvaamu ekisu nga neegasse n’omusajja?

Newsengalogob 220x290

Namukwatira mu bwenzi

MUKYALA wange namukwata lubona n’omusajja naye namusonyiwa.

Newsengalogob 220x290

Takyantuusa ku ntikko

omwami wange takyantuusa ku ntikko

Kamenke1 220x290

Abadde yaakayimbulwa bazzeemu okumukwatira...

Kiwanuka abadde yaakayimbulwa mu kkomera e Luzira gye yasindikibwa ku kibonerezo eky’emyaka etaano oluvannyuma...