TOP

Meeya Balimwezo alabudde abasajja

By Musasi wa Bukedde

Added 11th March 2019

MEEYA wa munisipaali y’e Nakawa, Ronald Balimwezo alabudde abasajja abavvoola ekitiibwa ky’abakyala nga babakozesa okwesanyusa naddala mu bbaala.

1540447996979wapa02703422 703x422

Meeya Balimwezo

Yabyogeredde ku mukolo ogwategekeddwa ab’ekitongole kya Plan International nga bakuza olunaku lw’abakyala e Kitintale.

Yategeezezza nti abasajja bangi basudde obuvunaanyizibwa nga kati bettanira beetingi, okunywa walagi n’okukozesa abawala abato mu bbaala ekivaamu kubasiiga ndwadde.

Patrick Ssebbowa akulira pulogulaamu y’abavubuka mu kitongole kino yategeezezza nti bayita mu pulogulaamu nga zino okulaga ensi nti abakyala nabo baamugaso era beetaaga okuyambibwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mag1 220x290

Omubaka wa Igara West Rafael Magyezi...

Omubaka wa Igara West Rafael Magyezi eyaleeta ekiteeso ky'okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti aweereddwa obwa...

Bra1 220x290

Biibino bye wasubiddwa mu mpaka...

Biibino bye wasubiddwa mu mpaka z'emisono

Ritahpenny1 220x290

Akabaga k’amazaalibwa ga Ritah...

Ritah Penny bamukoledde akabaga k'amazaalibwa akamucamudde.

Lytobosswife4 220x290

Mukyala wa Lyto Boss asulirira...

Omuyimbi Lyto Boss yeesunga 'ssukaali' mukyala we asulirira kuzaala

Hazard333 220x290

Hazard asuubizza aba Chelsea

Hazard agamba nti bw'aliba avudde mu Real Madrid, ayinza okuddayo mu Chelsea.