TOP

Aba KCCA baanirizza Town Clerk omuggya

By Musasi wa Bukedde

Added 13th March 2019

ABAKOZI ba KCCA mu Kampala Central baanirizza Town Clerk omupya mu kusaba okwabadde ku kitebe kya munisipaali eno, ku William Street mu Kampala ku Lwokuna lwa wiiki ewedde.

Balako 703x422

Rwakabaale (owookusatu ku kkono), omumyuka we Godfrey Mpyangu (amuddiridde ku kkono), Can. Kasirye n’abamu ku bakozi ba KCCA oluvannyuma lw’okusaba.

Baasonze ne 290,000/- okudduukirira Bp. Hannington Mutebi ali mu kujjanjabibwa ze baakwasizza Can. Erick Kasirye. Ono yabasiimye olw’omutima guno n’asaba n’abalala okumudduukirira.

Town Clerk, Geoffrey Rwakabaale yeeyamye okukolagana obulungi n’abakozi b’asanzeewo Bannakampala basobole okuganyulwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lib2 220x290

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka...

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka kutwala ssabawolereza wa Gavumenti mu kkooti

Web 220x290

Nnaalongo akubye omwana wa muggya...

OMUKAZI atuze omwana wa muggya we n’amutta poliisi n’emutaasa ku batuuze nga baagala kumugajambula.

Kit2 220x290

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa...

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa e Luzira

Hip2 220x290

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa...

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa e Kayunga

Gat2 220x290

Abagambibwa okutigomya Matugga...

Abagambibwa okutigomya Matugga Poliisi ebakutte