TOP

Embeera ya Ppaaka Enkadde: Okw'enkuba toyita.

By Musasi wa Bukedde

Added 18th October 2019

Enkuba bw'etonnya Ppaaka enkadde fuula nga kiraalo kya nte!

Sooto2 703x422

Ebisooto ebiri mu ppaaka enkadde ow'ebigere tayita.

Bya PATRICK KIBIRANGO

EMBEERA mu paaka ya takisi enkadde eyungula ezziga  anti bwotuukamu toyawula wakati wa paaka na kiraalo kya nte.

Kino kiwalirizza ba dereeva ku siteegi ye Ntebe okwekwatiramu basobole okufuna we bakolera emirimu nga bwe balinda gavumenti ebayambe.

Enkuba bw'etonnya atalina magetisi toyita olw'ebisooto n'akadongo ebijjula mu ppaaka eno.

 

 

 

 a ddereeva ne ba kondakita nga bagezaako okwetereereza paaka mwe bakolera Ba ddereeva ne ba kondakita nga bagezaako okwetereereza paaka mwe bakolera.

 

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

A1 220x290

Ekyabadde mu ntujjo ya ‘Floral...

Ekyabadde mu ntujjo ya ‘Floral & Cocktail Party’ e Munyonyo ebyana gye byalagidde emisono n’emibiri nga bwe balya...

Afrigo 220x290

Lutalo ekintu akyekwatiddemu

OMUYIMBI w’ennyimba za laavu, David Lutalo (ku ddyo) kirabika akooye bapulomoota okumulyako ssente.

Tege 220x290

Kyokka mwana ggwe Lydia Jazmine!...

MWANAMUWALA Lydia Jazmine abamu gwe bayita muninkini wa gundi yamalayo. Akola bimusanyusa nga tafuddeyo ku bantu...

Kuba 220x290

Eyagaba abalongo bange yantamya...

NZE Charles Adwor, mbeera Mukono. Nasisinkana munnange mu 2014 nga nkyabeera e Jinja. Ebiseera ebyo nalina omulimu...

Melon1 220x290

Weyune enkola ya kontulakiti ofunemu...

OKUKOLA kontulakiti n’omuguzi y’emu ku ngeri omulimi n’omulunzi mw’asobola okuyita okufuna akatale k’ebintu bye...