TOP

Laba amataba kye gakola Kampala !

By Musasi wa Bukedde

Added 18th December 2019

NG'ABANTU abaayonooneddwa ebyabwe n’abaafi iriddwa abantu baabwe mu mataba mu Kampala n'emiriraano ku Lwomukaaga bakyali mu kiyongobero, poliisi eyongedde okulabula abantu okubeera abeegendereza mu biseera by'enkuba.

Img20191214100158 703x422

Omwogezi wa poliisi mu Kampala n'emiriraano, Patrick Onyango yagambye nti omuwendo gw’abantu abataano abaafi iridde mu mazzi ku Lwomukaaga munene nnyo ate nga kuno kw’otadde n'ebintu ebyatokomokedde mu mazzi era wasaana okubaawo ekikolebwa.

Enkuba eno yasinze kugoya bitundu biri ku luguudo lw'e Ntebe mu Lufuka wakati wa Namasuba n’e Zzana mu minisipaali ya Makindye Ssaabagabo mu Wakiso.

Amazzi gasazeeko oluguudo luno okumala ekiseera era ne gayingira amaduuka agatunda ebyeyambisibwa mu kuzimba, wooteeri, amayumba agasulwamu n'awalala.

 

alt=''
alt=''

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Seb1 220x290

Beefudde abasawo ne bamufera obukadde...

Beefudde abasawo ne bamufera obukadde 15

Gab1 220x290

Omutaka Gabunga awummuzza basajja...

Omutaka Gabunga awummuzza basajja be

Pip1 220x290

Aba People Power bongedde okwenyweza...

Aba People Power bongedde okwenyweza

Lat1 220x290

Enkungaana za Bobi Wine zirinnyiddwamu...

Enkungaana za Bobi Wine zirinnyiddwamu eggere

Ch16 220x290

Ebyaviiriddeko Rema akuding'ana...

Ebyaviiriddeko Rema akuding'ana ne Evans