TOP

Poliisi ekangavvule abavuga nga batamidde

By Musasi Wa

Added 9th December 2011

OBUBENJE obuva ku baddereeva abavuga nga batamidde bungi kuba bangi bakozesa ebiragalalagala n’okunywa omwenge oba obitamiiza ebirala.

SSEBO BUKEDDE,

OBUBENJE obuva ku baddereeva abavuga nga batamidde bungi kuba bangi bakozesa ebiragalalagala n’okunywa omwenge oba obitamiiza ebirala. 

Omuwala Black yatomedde abantu gye buvuddeko omukyala n’amenyeka amagulu n’omusajja n’omwana ne balumizibwa, kyokka n’agezaako okwegaana ng’ate kigambibwa nti yabadde atamidde kuba yasuze mu bbaala gye yavudde ku makya okwo adde eka. 

Bannayuganda bangi bafiiriddwa obulamu  n’abalala ne balemala ekikosezza amaka, bizinensi zaabwe n’okubazza emabega mu mbeera emu oba endala ekitali kirungi.

Poliisi y’ebidduka esseemu amaanyi ekangavvule abo bonna abakwatibwa nga bavuga bakozesezza ebiragalalagala naddala abanene kuba be tutwala ng’ekyokulabirako.

Kino n’ebirala bwe binaakolebwa osanga tunaakendeeza ku bubenje obumaze abantu baffe naddala mu nnaku zino enkulu.

Stella Kajumba,Kampala.

Poliisi ekangavvule abavuga nga batamidde

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pros 220x290

Gavt. ereeta etteeka ku mobile...

GAVANA wa Bbanka Enkulu mu Uganda, Emanuel Tumusiime Mutebile agambye nti, Gavumenti egenda kuleeta etteeka ku...

Cardinal 220x290

Kalidinaali Wamala ayogedde ku...

KALIDINAALI Emmanuel Wamala ayogedde ku mbeera y’obulamu bwe n’ategeeza nti, talina kimuluma kyonna okuggyako obukadde....

Pala 220x290

Omukazi yabaliga n’antamya omukwano...

NZE Moses Muyingo, mbeera Busega 24 nga nzaalibwa Gwanika Kitooro mu disitulikiti y’e Mubende. Nasisinkana mwanamuwala...

Klopp 220x290

Klopp tayagala kwogera ku Messi...

Wabula mu Barcelona, mwe muzannyira Messi, afuuse omuteego sizoni eno nga yaakateeba ggoolo 10 mu mpaka zino era...

Kazibwe22 220x290

Mpulira bubi omusango gwange obutawulirwa...

Omulamuzi yagambye nti omuwaabi wa Gavumenti yabadde tazze kubanga yeetabye mu kusabira omwoyo gwa Joan Kagezi....