TOP

Ennyimba 100 ezikutte akati mu 2011

By Musasi Wa

Added 30th December 2011

OMWAKA 2011, gw’atandika na mmaanyi mu by’ennyimba abayimbi abamu bwe batuuka n’okukayaanira lonki nga buli omu agamba nti olulwe lwe lusinga.

2011 12largeimg230 dec 2011 094045087 703x422

 Bya Josephat Sseguya

OMWAKA 2011, gw’atandika na mmaanyi mu by’ennyimba abayimbi abamu bwe batuuka n’okukayaanira lonki nga buli omu agamba nti olulwe lwe lusinga.

Omwaka gubaddemu ennyimba ennungi ezisoba mu 500 kyokka Bukedde akuleetedde ennyimba 100 ezisooloobye ku ndala.

Katikitiki lukutte kisooka olw’amaanyi gaalwo n’okulwa ku maapu ate nga lwe lwawangula engule y’omwaka eya PAM Awards.

Birowoozo olwa Iryn Namubiru ali mu kyakubiri nga naye yawangula engule bbiri ez’omwaka omuli eya Diva ne PAM Awards.

Ennyimba zino zirondeddwa abantu ab’enjawulo abakola ku by’ennyimba. 

 

1. Katikitiki - Angella Kalule

2. Birowoozo - Iryn Namubiru

3. Enkola ya takisi - Catherine Kusaasira 

4. Maama - Judith Babirye

Iryn Namubiru guno omwaka yakuba 'Birowoozo'. Ebigambo ebirulimu, eddoboozi, ne vidiyo bitunda. Lwakutte nnamba 2.

5. Mukisa gwo - Jose Chameleone

6. Minzaani - Bebe Cool 

7. Matyansi butyampa - Bobi Wine

8. Lengera embaata - Wilson Bugembe

9.  Gold Digger - Jackie Chandiru 

10. Owakabi – Jose Chameleone 

11. Kanyampisa - Haruna Mubiru

12. Love Super - Sophie Nantongo

13. Angella - Sizzaman

14. Pressure ya laavu - Walden and Chosen

15. First Class – Haruna Kitooke

Catherine Kusaasira guno omwaka yaleeta ‘Nkola ya takisi’ ng’alumba bba Fred Sserugga ng’amulangira obwenzi. Lumukoledde era luli mu nnamba 3.

16. Talk and talk- Goodlyfe

17. Kawoowo - Iryn  Namubiru

18. Mulaalo wange -Angella Kalule 

 19. Ssanyu lyange - Juliana 

 20. Abita ebikutte - Dr. Hilderman

21. Sickle and Seazle - Bebe Cool ne Rhema

22. Oxgyen - Aziz Azion

23. Bolingo - Eddie Kenzo ne T’psi

24. Mulungi - Chris Evans                               

25. Enkonyogo-Irene Namatovu

26. Valu Valu- Jose Chameleone

27. Equaliser - Stecia Mayanja

28. Akasengejja - Maureen Kabasiita

Maama olwa Judith Babirye luli mu nnamba 4. Luno lusala mu ddiini zonna obutataliza Balokole, Basiraamu, n'Abakristaayo. Abamu baluwadfde nnamba 1 kubanga lukutte akati

29. Bamuyita Yesu - Bugembe

30. Ndikusasulaki-Chris Evans 

31. Y’ani - Iryn Namubiru ne Muteesasira

32. Ansaana - Yoyo 

33. Nnali mmanyi - Jennifer Mirembe

34. Oseka ki - Mesach Ssemakula

35. Ontanudde - Maureen Nantume

36. Beautiful - Aziz Azion

37. Ye nze akwagala - Bobi Wine ne Nubian Lee

38. Wangamba Ojja - Peter Miles ne Juliana 

39. Ssajjabbi - Haruna Mubiru

Jose Chameleone guno omwaka alina Mukisa gwo olukutte nnamba 5 ate Owakabi ne lukwata nnamba 10. Vidiyo ya Mukisa gwo yagiteekamu ssaayansi era emutunze nnyo.

40. Champion - AK 47

41. Love yo-Omulangira Ssuuna

42. Tomala gasoma - Mathias Walukagga

43. Ojjanga n’osaba - Bugembe ne Bobi Wine

44. Party animal - Coco Finger

45. Namagalo - Ziza Bafana ne Yiya Moze 

46. Heart attack – Good Lyfe 

47. Sayizi yange - Mesach Ssemakula 

48. Super power - Eddie Kenzo

49. Sooka Osabe - Jamal

50. Ani - Yoyo Nkoyooyo

51. Tebakulimba - Ziza Bafana ne Yiya Moze

52. Ebirungo - Samali Matovu

53. Tobuba - Ameria Nambala 

54. Nnina omukwano - M. Ssemakula


Dr. Hilderman guno omwaka aleese ‘Abita ebikutte’ olw’eddiini. Ekidongo n’ebigambo by’akozesa binyumira abantu.  Luli mu nnamba 20.

55. Kabalagala - Stecia Mayanja

56. Gulifa bukadde - Sweet Kid

57. Akello (Full Circle) - Keko

58. Olina kkola - Ronald Mayinja

59. Yamba - David Lutalo

60. Kyaba too much - Mun-G

61. That girl- Toniks

62. Tam tam tam - Ragga Dee

63. Suula ekiti - Ronald Mayinja

64.  Tube bayonjo- Bobi Wine  

65. Daniella - Chameleon ne Papa Cidy

66. Joselina - Chameleon ne Papa Cidy

67. Born to be a winner - Hilderman ne Tigan


Abaana bano Walden ne Chozen baakuba " Pressure ya laavu" era lubatadde ku maapu. Ebigambo by'omukwano ebirulimu bisinsomola abantu. Luli mu nnamba 14

68. Zivuga- Eddie Kenzo

69. Co driver- Gift ne Mr. X

70. Kampala anyuma kiro -G. Snake

71. Leave me alone - Geofrey Lutaaya

72. Switch - Martin Angume

73. Chapter –Sophie Nantongo

74. Don’t make me cry - Coco finger ne Nince Henry

75. Bamugambe - GMT ne Gift of Kaddo

76. Cinderella - Nince Henry

77. Ssanyu ssanyu - Irene Namatovu

78. Zina zina -Ragga Dee

79. Oli bussy - Ronald Mayinja

80. Onkuba – Peter Miles 

81. Take it easy- Diamond Oscar ne Vampino

82. Bw’ondekawo - Goodlyfe

83. Nanana - Banjoma ne Emma K. 

84. Abaduuyi - Catherine Kuasasira


Sizzaman abadde ne ‘Angella ow’e Nansana’. Oluyimba luno lwavuga okumala emyezi 5 ne luvaako. Bagamba nti oluyimba luno lukadde. 

85. Otunula bulungi - Catherine Kusasira

86. Amateeka ga Traffic - Fred Ssebatta

87. Sexy - Grace Nakimera

88. Kabalagala - Stecia Mayanja

89. Oli nga Malayika - Fred Maiso

90. Alina touch - Fifi

91. Sikyemwankula –Kasule Seresita

92. Munene munene- Betty Nakibuuka

93. Nyimbira Kabaka wange- Bobi Wine

94. Nemeddewo -Red Banton

95. Pain Killer-Aziz Azion

96. Kambasabire - Omulangira Ssuuna

97. Mango juice- Big Eye ne Jose Ma bar

98. Love me - Mad Tiger

99. Pollination- Good lyfe ne Obsessions

100. Holiday - Liane de artist

 

 

Ennyimba 100 ezikutte akati mu 2011

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab2 220x290

Engeri gy’olina okwewala okuferebwa...

Engeri gy’olina okwewala okuferebwa ku ttaka n’okufi irwa ebyobugagga byo

Hab1 220x290

Taata n’omwana bafudde lumu;Omu...

Taata n’omwana bafudde lumu;Omu bamuziise mu ntaana ya People power omulala mu ya NRM

Kab1 220x290

Dokita eyabuze akwasizza omusawo...

Dokita eyabuze akwasizza omusawo

Broronnie1 220x290

Bro. `Ronnie Mabakai alagudde bannabyabufuzi:...

OMUSUMBA Ronnie Mabakai owa ETM Church esangibwa ku Salama Road e Makindye ne Holy City e Bwerenga azzeemu okulagula...

Komerera4webuse 220x290

Abaana bazannye okufa kwa Yesu...

Abaana bazannya olugendo lw'okufa kwa Yesu ne beewuunyisa abantu e Masajja