TOP

Namatovu akaabidde mu kivvulu e Zzana

By Musasi Wa

Added 22nd August 2013

OMUYIMBI Irene Namatovu akaabidde ku siteegi ng’atongoza olutambi lwe Aliba Ani mu Bed Cover ku Hotel Explorer e Zzana.

2013 8largeimg222 aug 2013 090654357 703x422Bya STEVEN MUSOKE NE RONALD MUBIRU

OMUYIMBI Irene Namatovu akaabidde ku siteegi ng’atongoza olutambi lwe Aliba Ani mu Bed Cover ku Hotel Explorer e Zzana.

Okutuuka ku kino yabadde ayimba ‘Okoze binene’ olw’eddiini olulaga ebizibu by’ayiseemu mu bulamu bwe n’atulika n’akaaba.Wano okuyimba yakusirisizzaamu okumala akaseera.

Mu kiseera kino abawagizi abamu abaalabise nga nabo balina ebizibu bye bayiseemu nabo bazze mu maziga, wabula oluvannyuma kalabaalaba w’omukolo yamuwooyawooyeza olwo endongo n’ekaaba buto.Bino byabaddewo ku Ssande era ekivvulu kyajjumbiddwa nnyo.

Ku Lwomukaaga Namatovu yasookedde Kasangati ku Afro Bar gye yayimbidde abawagizi be ne basiima ng’ali wamu ne bbandi ya Eagles Production yonna.

Wiikendi eno, Namatovu akyagenda mu maaso n’ebivvulu bye nga ku Lwokutaano ali ku Dance Flo e Nateete, ku Lwomukaaga ali ku Whispers e Kanyanya ate ku Ssande ku Holyfam e Nansana.


 

Namatovu akaabidde mu kivvulu e Zzana

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Samhouse7 220x290

Sam Mukasa ayingidde goloofa ye...

Yiino goloofa ya Sam Mukasa eyogeza banne obwama!

8714805438505141082996706452061019224145920o 220x290

Museveni ne Kagame basisinkanye...

Kyaddaaki Pulezidenti Museveni ne mukulu munne owa Rwanda, Paul Kagame beefumbye akafubo ku nsalo ya Uganda ne...

Kasa 220x290

Maama kalimunda tonyiga bbebi ennyindo...

ONO maama kalimunda tatya kunyiga bbebi nnyindo olw’engeri gy’akulukuunya olubuto lwe ku musajja.

Omukyalangaatudde 220x290

Laba byana biwala ebyanywa amata...

Bw’oba otambula, osanga ebyana ebitambulira mu bibinja nga byesaze obugoye obukulengeza ‘waaka’ nga ‘n’ebithambi’...

Firimu 220x290

Eyali asoma obwafaaza alumbye Mbarara...

FERDINAND Lugobe Pike eyabulako akatono okufuuka omusosodooti ayingidde ekisaawe ky’okuzannya Ffirimu.