TOP

Lwaki abayimbi baganza ba 'Sugamami'

By Musasi wa Bukedde

Added 28th May 2016

ZIIZINO ensongo lwaki abayimbi Bannayuganda baganzi abakazi ba 'sugamami'

Buke 703x422

Ssemawere n’Omukadde gwe yagattibwa naye.

ZIIZINO ensongo lwaki abayimbi Bannayuganda baganzi abakazi ba 'sugamami'

  • Okubawa ssente okutumbula ebitone byabwe n’ez’okukozesa mu bulamu obwa bulijjo. Omanyi baba beetaaga ssente nnyingi okweyimirizaawo.
  • Olw’amannya ge baba bakoze, abamu abakazi be babeekwanira era bwe bayingira mu bulamu bwabwe bafuna emirembe.
  • Abakazi bano olw’okuba ne ssente, balowooza nti tebalina bizibu era tebagenda kubasumbuwa nga babasaba ssente za pawuda.
  • Abamu babeera baazaala dda nga banoonya kimu kya kucakala na kunyumirwa bulamu.
  • Abalala tebakalubya bulamu okugeza okwagala abayimbi yadde balinayo bakazi baabwe baabawa emirembe anti nabo bwaba ng’alinayo omusajja omuyimbi tamusumbuwa.
  • Olw’okuba abasinga bankubakyeyo nga babeera bweru, babaganza n’ekigendererwa ky’okubatwalako ebweru.
  • Babawa eby’obugagga ebikalu nga mmotoka ez’ebbeeyi n’ebirala ebibatengula emitima ne babaganza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Leb2 220x290

Emmotoka mwe ntambulira etuuse...

Emmotoka mwe ntambulira etuuse okunsuza ku kkuno-Bp. Ssebaggala

Pop1 220x290

Aba Poliisi ababadde bavunaanibwa...

Aba Poliisi ababadde bavunaanibwa okutta Kirumira bateereddwa

Pi3 220x290

Apass ajereze Kenzo ne Fik Fameica....

Apass ne Eddy Kenzo bawakana ani asinga okwesala emisono wabaluseewo olutalo lw'ebigambo

Sev2 220x290

Pulezidenti asisinkanye abagagga...

Pulezidenti asisinkanye abagagga abalwanira ebizimbe mu Kampala

Muh1 220x290

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo...

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo Muhangi bw’abataddeko