TOP

Irene Ntale e Kansanga asabbalazza abasajja b'e Kansanga ne bamwelippako

By Musasi wa Bukedde

Added 31st May 2016

IRENE Ntale asabbalazza abasajja b’e Kansanga ku Beverlly Hills ne bamusalako ku siteegi.

Masala1 703x422

IRENE Ntale asabbalazza abasajja b’e Kansanga ku Beverlly Hills ne bamusalako ku siteegi.

Ntale naye alinga eyabadde abeetegekedde anti yazze yeesaze akagoye ekika kya ‘Jump Suit’ akamukwata okukamala.

Yabadde mu kivvulu ekyategekeddwa aba ‘Tica and Simo Promotions’ nga kyatuumiddwa 'Sembera Reloaded' omuyimbi ono mwe yatongolezza oluyimba lwe olupya olwa ‘Sembera’.

Abakyala obwedda badigidira ku nnyimba za Irene Ntale okuli, Gyobeera, Stay With me, Otubaatisa, Ggwe Aliko n'endala.

Ntale obwedda azina n’okubuuza abadigize oba bakyayagala anko abongere nabo nga tebagaana era yayimbye ennyimba ze zonna, wabula bwe yatuuse ku lwa ‘Sembera’, olwo abasajja ne basembera nga bwe, bawoza nti ‘Ndaba ggwe otweyitidde.

Ekyavuddemu kumukwata omunyigo, okumuwa obufuba era baagenze okuvaawo nga basabbaladde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nagiriinya1nu 220x290

Eyaliko yaaya wa Nagirinya bamukutte...

ABEEBYOKWERINDA bongedde amaanyi mu kunoonyereza ku batemu abaawamba oluvannyuma ne batta omuwala Maria Nagirinya....

Shecraneswebnew 220x290

She Cranes yeetegekera za Afrika...

Ttiimu y'eggwanga eya She Cranes etandise okwetegekera empaka za Afrika ezitandika omwezi ogujja e South Afrika...

Do 220x290

Poliisi erondoola aba boda 2 abaamanya...

ABAVUNAANIBWA okuwamba n’okutta Maria Nagirinya ne Ronald Kitayimbwa poliisi ebatutte ew’omusawo okubeekebejja...

Cobapwebweb 220x290

Kiraabu COBAP ewumizza ey'e Kenya...

Kiraabu ya COBAP eraze ginnaayo okuva e Kenya nti ekyali ya bigere mu bikonde, bw'ewumizza abazannyi baayo n'ebaleka...

Nara 220x290

‘Nalaga Abamerika bannaffe be batta...

Grace Bukenya amanyiddwa nga BK akuba bulatti olwa Amerika okusitukira mu Kayihura.