TOP

Bbebi wa Geosteady atanudde Victor Kamenyo n'awera okwongeza omuliro...!

By Glorias Musiime

Added 3rd June 2016

Omuyimbi Victor Kamenyo omwana wa Geosteady amutanudde n'awera okwongeza omuliro naye afune omusika.

Ta 703x422

Omuyimbi Victor Kamenyo omwana wa Geosteady amutanudde n'awera okwongeza omuliro naye afune amuzaalira sukaali.  

Loodi ono agamba nti yatta ente ng'asuna nsune ategeezezza nti naye kennyini yeewuunyizza okuba nga ku myaka gye n'ebbanga ly'amaze mu kisaawe ky'okuyimba talina mwana!

Kino kiddiridde okukyalira muyimbi munne Geostedy ne beekubya ebifaananyi ng'ali bali ne bbebi wa Geosteady bye yatadde ku gumu ku mikute gye egya 'Facebook' n'agattako n'obubaka ng'agamba ntin tasobola kukiiiriza nti talina mwana!

"CANT BELIEVE AT MY AGE I HAVE NO KID ## VISITED GEOSTEADY TO GET SOME TRICKS OF GETTING A KID ## HE ADVISED ME THAT ""YONGEZZA OMULILO"""' . Obwo bwe bubaka bw'atadde ku mukutu gwe ogwa 'Facebook'

Wabula owoolugambo lwaffe atutegeezezza nti Kamenyo gye buvuddeko beekyawa n'eyali muninkini! Oba kati anoonya gw'anazaalamu musika?? Nze naawe.....

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ev1 220x290

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa...

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa

Mayinjangaayimba 220x290

Mayinja yeeganye eby'okuwagira...

Yayogedde ku nkolagana ye n’aba NRM n’agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People...

Wanga 220x290

Muwala wa kkansala owa S5 bamutuze...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Kisowera mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono mu kiro ekikeesezza olwa...

Malawo 220x290

Ab’ewa Kisekka batabukidde Gavt....

ABASUUBUZI b’ekiwayi kya ssentebe Robert Kasolo ewa Kisekka bawadde gavumenti obukwakkulizo ku kabineeti kye yayisa...

Load 220x290

Aba LDU bakubye babiri amasasi...

ABASIRIKALE ba LDU bazzeemu okukuba abantu babiri amasasi ng’entabwe evudde ku bbiina ly’abantu abaabadde baagala...