TOP

Willy Mukaabya atabukidde Daxx Kartel: 'Tebanzaalirangako mu bbaala'

By Glorias Musiime

Added 11th June 2016

Omuyimbi wa kadongokamu, Willy Mukaabya alabudde muyimbi munne Daxx Kartel eyamuyimbako nti 'Baamuzaala mu bbaala' nti era akuze, Mukaabya ky'ayise okumutyoboola n'obutamuwa kitiibwa.

Lumba 703x422

Omuyimbi wa kadongokamu, Willy Mukaabya alabudde muyimbi munne Daxx Kartel eyamuyimbako nti 'Baamuzaala mu bbaala' nti era akuze, Mukaabya ky'ayise okumutyoboola n'obutamuwa kitiibwa.

Bino yabyogedde oluvannyuma lw'okusanyusa abadigize mu bbaala ya Biverly hills e Kansanga.

Yagambye nti abamulemerako nti akuze banuune ku vvu n'ayongerako nti kirabika tebalina bya kukola.

Kirabika Mukaabya akyanyumirwa okuba omuto!

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kola 220x290

Leero mu mboozi y'omukenkufu, tukulaze...

OKUFAANANAKO Vanilla, abantu bangi baalima Moringa naye oluvannyuma ne bamutema yenna bwe baabulwa akatale era...

Abazibizi bayambye KCCA okusigala...

ABAZIBIZI ba KCCA okuli Peter Magambo ne Filbert Obenchan beetisse olunaku oluvanyuma lw'okuteebera ttiimu yaabwe...

Af09802412db404ba5f90092737e343c 220x290

Beeraze eryanyi mu mpaka za ddigi...

Bannayuganda bababuusizza 'ebibanda' mu mpaka za ddigi e Busiika

8501711138333059433538208315854187468423168o 220x290

Munnayuganda Joshua Cheptegei amenye...

Munnayuganda Joshua Cheptegei amenye likodi y'ensi yonna

Writer 220x290

Omusajja yeetugidde ku buko!

OMUSAJJA agenze ku buko mukyala we gw’alinamu abaana mwenda gye yanobera ne yeetugira ku muti.