TOP

Mwerabire ba Chameleone ne Bebe Cool kati nze ndiko - Lutalo

By Musasi wa Bukedde

Added 20th June 2016

OMUYIMBI David Lutalo ayongedde okukakasa nti myuziki we kati amututte ku ddaala eddala bw’akubidde Bannayuganda bankubakyeyo abakolera mu mawanga g’omu Bulaaya emiziki egibafuukudde nabo ne bamukooneramu nti y’asinga.

Panga1 703x422

Lutalo ng’acamudde ekyana.

OMUYIMBI David Lutalo ayongedde okukakasa nti myuziki we kati amututte ku ddaala eddala bw’akubidde Bannayuganda bankubakyeyo abakolera mu mawanga g’omu Bulaaya emiziki egibafuukudde nabo ne bamukooneramu nti y’asinga.

Lutalo ali mu kutalaaga amawanga g’omu Bulaaya yatandikidde Copenhagen mu Denmark ate awalala gy’agenda okuyimbira kuliko, Frankfurt ne Berlin, Munich mu Girimaani, Budaaki, Sweden n’awalala.  

utalo nabawagizi be nga basala ddansi Lutalo n’abawagizi be nga basala ddansi.

 

Yabakubidde ennyimba ze empya n’enkadde ezaabafuukudde era obwedda asiriikirizaamu n’abaako by’abagamba omwabadde “Abasinga ndowooza muludde okundabako naye ekirungi emiziki mugiwulira kubanga n’eno gituuka.

ano nabo baabadde mu kivvulu kya utalo e enmark Bano nabo baabadde mu kivvulu kya Lutalo e Denmark.

 

Eddaala lya ‘Kapaapaala’ kwe mwali mumanyidde nnalivaako dda kati nze ayogerwako. Ba Chameleone ne Bebe Cool be mubadde mumanyi ng’abanene nabayitako... ”

 byana nga binyumirwa emiziki Ebyana nga binyumirwa emiziki.

 

Ezimu ku nnyimba ezaasinze okubacamula kwabaddeko ‘Mubbi bubbi, So Nice, Saabulula n’endala bakira ayimba abamu bwe bamuwaana nti, “Lutalo ggwe osinga abalala nga bakola gwa kumufuuwa ssente era yagenze okuvaayo nga waleti nsanyufu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.