TOP

Bella Mubiru awaanye omulenzi we

By Martin Ndijjo

Added 2nd September 2016

BELLA Mubiru oluwangudde engule y’omuyimbi asinga mu Bannayuganda ababeera ebweru, (Best Artist in the Diaspora) mu mpaka za Uganda Entertainment Awards ezaakaggwa n’agamba takyadda mabega era agenda kukozesa omukisa guno okwongera okukuba omuziki avuganye ku ngule eziri ku ddaala ly’ensi yonna.

Waana 703x422

W’osomera bino ng’afulumizza oluyimba olupya lw’atumye ‘Oli kkooti’ ng’awaana omulenzi we gw’ayita ekkooti emubugumya ekiro ate ye omukyala mapeesa.

Alugasse ku nyimba endala z’azze akuba okuli: Ani akubuzaabuza’, Osambagala n’endala.

Yagambye nti ateekateeka kuva ku kyeyo e Bungereza adde ku butaka avuganye ne banne nga Rema Namakula, Sheebah Karungi, Juliana Kanyomozi n’abalala abawambye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Det2 220x290

Famire ekyasattira olwa ssemaka...

Famire ekyasattira olwa ssemaka okubula

Lip2 220x290

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala...

Bakutte abadde alimba abantu okubatwala ku kyeyo

Sab 220x290

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa...

adde abba ATM ku bantu akwatiddwa

Fut2 220x290

Akulira kkampuni etwala abantu...

Akulira kkampuni etwala abantu ku kyeyo akwatiddwa lwa kufera

Set1 220x290

Omuyambi wa Museveni bamuloopye...

Omuyambi wa Museveni bamuloopye