TOP

Abasajja mwagale baganzi bammwe

By Musasi wa Bukedde

Added 9th September 2016

Abasajja mwagale baganzi bammwe

Ju1 703x422

Kakooza Smart.

KAKOOZA Smart ow’e Luzira akubye oluyimba mw’awaanira omuwala eyamusensera obwongo n’alayira bw’agenda okumukuba embaga oluvannyuma lw’okumusenza ku mutima gwe.

Oluyimba luno baluyita “Kwata w’okwata’’ ng’alayira obutamulekaawo n’akuutira n’abasajja abafunye ababeezi obutabayiwa wabula okubalaga omukwano ogw’ekimmemmette. Agamba nti okuyimba yakakumalamu emyaka esatu.

Kuliko ennyimba endala nga: Ekimuli, Ekigambo, Ntambule naawe, Abadde Katonda n’endala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Thumbnailkabongengomupiiraagulabiraeberuwekisaawe 220x290

Omutendesi Kabonge awanduse mu...

OMUTENDESI wa Katwe United FC mu Big League Allan Kabonge yeekandazze n’ava ku kisaawe ng’ayomba oluvannyuma lwa...

Thumbnailabazannyibacityoilersngabafaessanyulyekikopoekyomusanvu2 220x290

Aba City Oilers 2 batambulira...

ABAZANNYI ba City Oilers babiri mu liigi ya basketball eya babinywera,sizoni bagimazeeko nga batambulira ku miggo...

Genda 220x290

Abadiventi beebugira lukung'aana...

Ensi 13 ze zisuubirwa okwetaba mu lukungaana lw'aba Advent olutuumiddwa Kampala 2020 Mission Extravaganza Festival...

Sit16 220x290

Eyali yagongobala ateredde n'asuubiza...

Eyali yagongobala ateredde n'asuubiza okuddayo okusoma

Siminyu703422 220x290

Ab'ekitongole ekigaba paasipooti...

KAMISONA Brig. Johnson Amanya avunaanyizibwa ku Paasipooti n’okulondoola abasaba obutuuze, yategeezezza Bukedde...