TOP

Sheebah bamukutte ku kabina ng'ayimba n'alya obuwuka

By Moses Nsubuga

Added 23rd June 2017

Omudigize akute ku Sheebah Karungi ku kabina n'amujja mu mbeera n'agana okulinnya ku siteegi okutuusa nga bakanyama bamwetooloodde.

Njala11 703x422

Olwatuuse ku siteegi Sheebah yasoose kusaba bawagizi kwefuga n'okufuga emikono gyabwe bonna ne bassa kimu nga nkuyege nti Yeeee!

Olwo n'alyoka asumulula omuziki oluvannyuma ogwalaludde abadigize na abamu ne batuuka n'okumulumba ku siteegi okukwata ku mita bookisi n'akabina ke.

Bino byabadde mu bbaala ya Amnesia gye yabadde agenze okutongoza oluyimba lwe olupya olwa 'Njala'​.

alt=''
  

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bannamateeka ba Bannansi ba Rwanda...

Bannamateeka ba Bannansi ba Rwanda abaakwatibwa balaajanye

Lab2 220x290

Erias Lukwago alabudde abavubuka...

Erias Lukwago alabudde abavubuka abatava ku WhatsAapp ne Facebook

Hop2 220x290

Eby'okwerinda byongedde okunywezebwa...

Eby'okwerinda byongedde okunywezebwa

Jip1 220x290

Bakukkulumye olwa munnaabwe eyafudde...

Bakukkulumye olwa munnaabwe eyafudde obutwa

Kop2 220x290

Awonye okwokebwa abayizi be

Awonye okwokebwa abayizi be