TOP

Chameleon akubye ab’e Mukono omuziki n’awaga: 'Nkyali number 1'

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd July 2017

Omuyimbi eyeewulira amaanyi anneeyimbemu Dr. Jose Chameleon akubye ab’e Mukono omuziki ne bamatira.

Untitled 703x422

Mu kivvulu kye ekya Legende Hit After Hit ekyabadde ku Colline Hotel e Mukono, Chameleon yakubye ab’e Mukono omuziki ngoma ku ngoma ne mungu n’akwata abaali.

Abamu ku badigize bakira bayise babiri babiri ssaako bakira abazina amazina okubula okugamala mu bbinika.

Bano baavuddeyo bakkirizza nti wamma ddala ono eky’okuyimba akitegeera.

Chameleon yagambye nti awulira nga mu kuyimba alina watuuse amwepimemu amuwulire bw’akaluba ekifuba.

Chameleon abawagizi yabafunye mu bungi ddala. Ono yawerekeddwako abayimbi omuli Big Eye, Khalifa Aganaga, Radio ne Wizo ssaako Palaso.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ev1 220x290

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa...

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa

Mayinjangaayimba 220x290

Mayinja yeeganye eby'okuwagira...

Yayogedde ku nkolagana ye n’aba NRM n’agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People...

Wanga 220x290

Muwala wa kkansala owa S5 bamutuze...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Kisowera mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono mu kiro ekikeesezza olwa...

Malawo 220x290

Ab’ewa Kisekka batabukidde Gavt....

ABASUUBUZI b’ekiwayi kya ssentebe Robert Kasolo ewa Kisekka bawadde gavumenti obukwakkulizo ku kabineeti kye yayisa...

Load 220x290

Aba LDU bakubye babiri amasasi...

ABASIRIKALE ba LDU bazzeemu okukuba abantu babiri amasasi ng’entabwe evudde ku bbiina ly’abantu abaabadde baagala...