TOP

Abalongo baleese omuziki gw’Abakongo oguwooma

By Musasi wa Bukedde

Added 7th July 2017

ABAYIMBI abalongo abeegattira mu kibiina kya Brotherz Muzik kyokka nga nzaalwa y’e Congo batabukidde omuziki.

Va 703x422

Chishugi ne Gaston

W’osomera bino nga baleese oluyimba olupya lwe batuumye ‘‘Abricata’’ lwe bagamba nti amakulu gaalwo n’ekidongo ekirulimu bisobola okuwaguza mu mawanga ag’enjawulo mu buvanjuba bwa Afrika n’ensi yonna okutwaliza awamu.

Abavubuka bano okuli Gerard Chishugi ne Gaston Chishugi, Kampala baamuyingira mu 2015 n’ennyimba nga Wanajua, Pesa Ngai, Malinga n’endala ezifuukuula abadigize.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ket1 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze butto wa ovakkeddo gy'ayinza okutasaamu asiriiza entamu ssaako okufuukuuka...

Gwa 220x290

Anoonya omuvubuka ali siriyaasi...

OMWAKA nga gutandika abaana abawala bangi basazeewo okukkakkana era bangi bayigga bavubuka batuufu. Ku bawala 10...

Noonya 220x290

Nnoonya omwami ananjagala n’omwana...

Njagala omwami alina empisa, eyazimba nga mwetegefu okunfunira omulimu n’okugenda ewaffe n’okunjagala n’omwana...

Teba 220x290

Esther weebale kumponya laavu y’abayaaye...

NZE Henry Ssekabo, 26 nkola gwa busuubuzi nga mbeera Kawempe mu muluka gwa Bwaise II, Tebuyoleka Zooni.

Spice 220x290

Maneja Roger ye yamponya okudda...

NG’EBULA ennaku mbale okutuuka ku konsati ya Spice Diana etuumiddwa ‘Spice Diana live concert’ egenda okubeera...