TOP

Martin Sseku entujjo y'okujaguza emyaka 20 mu kuyimba agitutte ku Serena

By Musasi wa Bukedde

Added 7th September 2018

MARTIN Sseku omuyimbi w’ennyimba z’eddiini asoosootodde ekivvulu mwagenda okuyimbira ennyimba ze eziryowa omwoyo.

Pamba 703x422

Ekivvulu kino akituumye “20 years of Sseku Martin in Gospel Music” nga kyakubeera ku Serena Hotel nga September 8, 2018.

Agenda kuyimba ennyimba ze zonna zaatadde ku lutambi lumu lwayise “Classics of Sseku Martin”.

Ekisaawe ky’okuyimba akimazeemu emyaka 20 ng’alina ennyimba ezisukka mu 100 okuli: Kkoona endongo ya Yesu, Siritya, Mbala nnaku n’endala.

Ezimu zirimu obubaka obulagira abantu okwagala Katonda, okutambulira mu kusaba n’okwenenya, okugumya abantu abali mu bizibu kubanga Katonda yasinga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Thursday991633393 220x290

Abalenzi baleebezza abawala mu...

EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB kifulumizza ebyavudde mu bibuuzo bya PLE ebiraze nti...

105190074ibraronepa 220x290

Zlatan acoomedde Ronaldo: 'Tolina...

ABAALIKO ba Sitta ba Man U batabuse omu n’acoomera munne okweyita kafulu nga talina ttiimu nafu mwe yali azannyidde....

Babuweb 220x290

Abeebikonde beebugira mpaka za...

Ttiimu z'ebikonde ez'enjawulo ziri mu keetalo nga zeetegekera okwetaba mu mpaka za National Boxing Open Championship...

Mugoodaweb 220x290

Bamusaayimuto banattunka mu mizannyo...

Bamusaayimuto e Jinja oluwummula baakulumalako nga basanyufu nga battunka mu mpaka za 'Go Back to School Gala'...

Bampa 220x290

Ekyakonzibya ebikonde bya Uganda...

KIZIBU munnabyamizannyo yenna okukkiriza kati nti omuzannyo gw’ebikonde gwatuusaako Uganda mu kifo ekyokusatu mu...