TOP

Twakoowa dduka dduka

By Musasi wa Bukedde

Added 4th October 2018

OMUYIMBI SemkDee akubye oluyimba olulabula bannabyabufuzi, amagye ne poliisi ku mbeera eriwo kati n’agamba nti bafube okulaba nga tebatuzza mu dduka dduka.

Semkdeenewph 703x422

Semkdee ng'akooka

OMUYIMBI SemkDee akubye oluyimba olulabula bannabyabufuzi, amagye ne poliisi ku mbeera eriwo kati n’agamba nti bafube okulaba nga tebatuzza mu dduka dduka.

Oluyimba luno alutuumye ‘‘Dduka dduka’’. Agamba nti amagye, poliisi ne bannabyabufuzi balemeddwa okutuula bakole ku bizibu by’abantu ne badda mu kubatulugunya buli kiseera ne babeera mu dduka dduka siba engugu ne yeebuuza nti ani anaawa munne akawogo, akalimu n’eky’okunywa nga ffenna tuzze mu dduka dduka.

Agamba nti yeewuunya abantu kubanga abamu baba balwanyisa nguzi n’obwavu mu bavubuka ate abalala nga bawagala bijjambiya okutirimbula bannaabwe. Asabye eggwanga libeeremu obwenkanya bwe baba baagala emirembe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Katikkiromayigangaalinaboogezibokumikoloabeetabyekumukologwoluwalokubulanekulwokubiri002webusenu 220x290

Katikkiro Mayiga abakubirizza okunnyikiza...

Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga akubirizza Ab'e Buluuli ne Ssese okunnyikiza obulimi kubanga teri mulimu...

Manya 220x290

Abakazi abasinga tebamalaamu kagoba...

Abakazi emirundi 6 ku 10 gye beegatta mu kaboozi tebatuuka ku ntikko. Wabula babuulire kwekoza nga abamazeemu akagoba....

Saalwa703422 220x290

Teddy ayanukudde Bugingo ku bya...

TEDDY Naluswa Bugingo ayanukudde bba Paasita Aloysius Bugingo ku kya ffiizi z’abaana ne ssente.

Florencekiberunabalongowebuse 220x290

Alina olubuto lw'abalongo ne by'olina...

Abasawo balaze abalina olubuto olulimu omwana asukka mu omu bye balina okukola obutabafiirwa nga tebannazaalibwa...

Research1 220x290

Ebizibu ebibeera mu kutambuliza...

ABATANDIKA omukwano ekimu ku birina okwewalibwa ku kugutambuliza mu kweteeka mu butaala ate nga si bwoli.