TOP

Omuyimbi omuto Mikah Baby azze kuvuganya Sheebah ne Vinka

By Musasi wa Bukedde

Added 19th October 2018

“W'otali nze mpulira bubi, w'otali nze nfa..simanyi ova wakanda” bye bimu ku bigambo ebiri mu luyimba lwa Mikah Baby, omuyimbi omuto olumanyiddwa nga “Wotaali” mw'atendera omukwano gw'awulira eri omwagalwa we gw'agamba nti guyinza n’okumutta.

Mikah1 703x422

Omuyimbi omuto Mikah Baby

BYA PROSSY NABABINGE

“W'otali nze mpulira bubi, w'otali nze nfa..simanyi ova wakanda” bye bimu ku bigambo ebiri mu luyimba lwa Mikah Baby, omuyimbi omuto olumanyiddwa nga “Wotaali” mw'atendera omukwano  gw'awulira eri omwagalwa we gw'agamba nti guyinza n’okumutta.

Ono amannya ge ye Jacky Namatovu era ng’agamba nti engeri Vinka ne Sheebah gya bakubamu emiziki egimufuukuula naye azze bakube abantu omuziki gwa laavu ogwa 'Dancehall' 'hit ku hit' awatali kuzikiza muliro.

 

Mikah Baby mu kiseera kino aweza ennyimba ssatu okuli; Wotaali, African Lover ne Tebiwooma nga zonna zikwata ku mukwano wabula agamba nti si waakuzikiza era awera kukuba bantu omuziki gwa laavu paka lasiti.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Hse1 220x290

By’olina okumanya ng’ogula ennyumba...

Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa...

Ssenyonjo 220x290

Poliisi ezudde ebipya ku yatema...

POLIISI ezudde ebipya ku musajja Hamidu Ssennyonjo amanyiddwa nga Munomuno omu ku bagambibwa okuyingirira omugagga...

Mayiga 220x290

Katikkiro alaze engeri ebbula ly’amazzi...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga ayongedde okukkaatiriza obukulu bw’amazzi mu bulamu bw’abantu n’agamba...

Bazigu1 220x290

Abazigu balumbye amaka e Munyonyo...

ABAZIGU balumbye amaka e Munyonyo ne batemaatema omukozi w’awaka Isa Birimusho n’okumusiba akandooya ne bamuleka...

Magaya 220x290

Abawala 98 banunuddwa ku babadde...

ABEEBYOKWERINDA banunudde abawala 98 ababadde bakukusibwa okutwalibwa mu nsi za bawalabu okukuba ekyeyo.