TOP

Karole Kasita aleese 'Yaka' n'awera

By Musasi wa Bukedde

Added 4th January 2019

Omuyimbi omuto Carol Namulindwa amanyiddwa nga Karole Kasita asabuukuludde akayimba ke akapya k'atuumye 'Yaka' mw'aboyaanira olwa kabiite we amukubya Yaka buli lw'abulawo.

Genda 703x422

Karole agamba azze kuvuganya Vinka ne Cindy, bakaliba mu dance hall era kano akayimba ka Yaka talina kubuusabuusa kalina 'waaka' okuvuganya abaliwo.

Yaka luyimba lwa mukwano mw'alaajanira kabiite okukomya okubadala kuba laavu ye agirina mu bungi kyokka buli lw'abulawo akubwa 'Yaka' olw'omukwano omungi.

 

Mu vidiyo, Karole yeesaze obuwero obutambula n'omulembe kwe yagasse baana bawala abanyeenya ebiwato ng'omutali magumba.

Vidiyo yakwatiddwa Grate Make Pest amanyiddwa nga Pest era enyuma okulaba.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Img0317webuse 220x290

Obuwempe bw’oku mmeeza mwe nzudde...

Okuluka obuwempe bw'oku mmeeza mwe nazuula omukisa gw'okukola ssente

Aktalewebuse 220x290

Ab'e Kamuli bakaaba lwa mbeera...

Embeera y'akatale ne ppaaka y'e Kamuli bitulemesezza okukola ssente

Isaakwebuse333 220x290

Ensonga lwaki tolina kufumbira...

Ekivaako abantu okufiira mu nnyumba mwe bafumbira

Aging1 220x290

Ebyange ne Grace Khan bya ddala...

ABABADDE balowooza nti Kojja Kitonsa n’omuyimbi Grace Khan bali ku bubadi muwulire bino.

Anyagatangadaabirizaemupikizabakasitomabewebuse 220x290

Okukanika kumponyezza okukemebwa...

Okukola obwamakanika kinnyambye okwebeezaawo n'okuwona okukemebwa abasajja olwa ssente