TOP

Erio Disk afulumizza akapya mw'asabira muninkini we okumwogera laavu

By Musasi wa Bukedde

Added 14th February 2019

Omuyimbi Jumah Mugwanya eyeeyita Erio Disk asabye omuwala gwe yafunye okumwongera ku laavu kubanga emukolera nga ddagala erimuwonya endwadde ‘‘ekiwuubaalo’’.

Erio1 703x422

Erio Disk ng’awaana ekyana.

Bya MARY NAMBWAYO

 

Omuyimbi Jumah Mugwanya eyeeyita Erio Disk asabye omuwala gwe yafunye okumwongera ku laavu kubanga emukolera nga ddagala erimuwonya endwadde ‘‘ekiwuubaalo’’.

Ayise mu luyimba lwe olupya lw'atuumye‘‘Over Dose’’ nga yamaze dda n’okulukolera vidiyo mw'aboyaanira n'ekiraavuraavu.

 

Erio Disk agamba nti muninkini we ono ne bw’amuwa laavu esukkiridde gy’oyinza okuyita over dose ye tafaayo era talekera awo amwongere kubanga buli kimu ky’amukolera anyumirwa bunyumirwa.

Yamulabudde okwegendereza abamuteekamu ebigambo nti alina omukazi omulala n’agamba nti balimba kubanga ye afiira ku ye.

Oluyimba luno yalukoledde wa Eno Beats ate Frank Jah owa Jah Live Films n’amukolera vidiyo.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kibowa13webuse 220x290

Abakyala mwekolemu ebibiina mufune...

Abakyala b'e Mukono bakubiriziddwa okwekolamu ebibiina bafune ku ssente za Gavumenti ezitaliiko magoba n'okuwagira...

Acaya1webuse 220x290

Omuyizi akoze mmotoka ne yeewuunyisa...

Omuyizi Francis Ocaya akoze mmotoka ne yeewuunyisa Ababaka ba Palamenti ne bamusuubiza omulimu

Abamukubamusigansimbiabataddemuensimbiokuzimbazikabuyonjongabawayaamunabamukubaanawebuse 220x290

Temusimbira nkulaakulana kkuuli...

Abagirimaani bazimbidde essomero ly'e Ntenjeru kaabuyonjo ey'omulembe

Omulyangogwambabaziogwateeredwaakoebyokoolawebuse 220x290

Ebigambibwa okuba ebyokoola bisasamazza...

Omusaayi ogumansiddwa ku luggi lw'omutuuze nga kuliko ebbaluwa etiisatiisa okufa okumusemberedde bisattizza ab'e...

Abolukiikolwamukonodevelopmentforummdfngabatandiseokukolaemirimugyabwe 220x290

Olukiiko oluyamba Mmeeya okukulaakulanya...

Olukiiko olw'okuyambako Mmeeya w'e Mukono okukulaakulanya ekibuga lusomeseddwa ku nkola y'emirimu gyalwo