TOP

Ke nfunye ggwe ebyange biteredde

By Musasi wa Bukedde

Added 7th August 2019

MWANAMUWALA Alice Violet Mutumba eyeeyita AVM aleese oluyimba lwatuumye “Nteredde”. Oluyimba luno lwa mukwano nga lulaga omwagalwa we nti amufa bitole kubanga abawala be yasooka okwagalako baali bamulumya n’obutamuwa mukwano guli ssupa.

Katayiraalicevioletmutumbargb 703x422

Alice Violet Mutumba

MWANAMUWALA Alice Violet Mutumba eyeeyita AVM aleese oluyimba lwatuumye  “Nteredde”.

Oluyimba luno lwa mukwano nga lulaga omwagalwa we nti amufa bitole kubanga abawala be yasooka okwagalako baali bamulumya n’obutamuwa mukwano guli ssupa.
Mutumba agamba nti ne bw’abeera waka omutima gwe tegutereera n

ga tannaba kulaba ku kabiite we naddala ng’obudde buzibye nga tannaba kudda. Nteredde alugasse ku nnyimba ze ezaasooka okuli: ‘Rock My Body’  lwe yakuba ne Raba Daba, Nkooye, Block Dem, Tuzine, Rasta Man ne Yearning for your Love.


Ebimu ku bigambo ebiri mu luyimba luno: “Laavu yo erimu akaloosa kati kangikuwe gwe kirumye afune ennugu, onsuna ng’asuna gitta kati abo bikwangala bbebi wali ludda wa naye ke nkufunye nteredde ”. Agamba nti kazze takyaddayo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsamb6webuse 220x290

Abeddira Engabi balabuddwa ku kufumbiriganywa...

Omukulu w'ekika ky'Engabi Ensamba, Alysious Lubega Magandaazi avumiridde bazzukulu ba Nsamba abeewasa nga beekwasa...

Hosp81webuse 220x290

Bakansala basimbidde eky’okuddiza...

Bakansala mu lukiiko lwa munisipaali ya Mukono baagala eddwaaliro lya Mukono waakiri lireme kusuumusibwa bwe liba...

Weblweranew 220x290

Tetuzze kugoba balimira mu Lwera...

Dayirekita wa NEMA, Dr. Tom Okurut yatangaazizza nti abakugu baabwe baasooka kwekenneenya ttaka lino nga tebannawa...

Rwe11 220x290

Bannalwengo boogedde ku bulamu...

Bannalwengo boogedde ku bulamu bwa Getrude Nakabira

Love 220x290

Nnannyini ssomero bamusimbye mu...

ASADU Wamala nannyini ssomero lya Wamala Mixed SS e Mpigi leero azzeemu okusimbibwa mu maaso g”omulamuzi Moureen...