TOP

Abantu basalawo batya okwambulira embuzi obubuzi ezitoogera yadde okubalaba!!

By Josephat Sseguya

Added 13th October 2019

NAYE nga ddala lwaki Bannayuganda balemwa okwambalira emikolo gy’abantu ne basalawo okwambalira embuzi obubuzi ne batonnya ne mmooli??!!

Goat46 703x422

Ebifaananyi bya Josephat Sseguya

NAYE nga ddala lwaki Bannayuganda balemwa okwambalira emikolo gy’abantu ne basalawo okwambalira embuzi obubuzi ne batonnya ne mmooli??!!

Kyabadde Munyonyo ku Speke resort ku Lwomukaaga abantu abaabadde abangi bwe baagenze okulaba empaka z’embuzi nga bambadde ne banama bunami, bakira buli omu kye yabadde ayagala ky’ayambala naye ng’abasinga baggyeeyo obukete bwabwe obw’ebbeeyi!

Baanyumye naye nga n’embuzi ze baabadde bambalira tezibiriiko ziri mu kufaafaagana na misinde gyazo kwewangulira ssente, buli mbuzi esinga yabadde egwa mu ssente era ewangudde ez’akamalirizo n’eyoola obukadde butaano be ddu!

Ssente zino bazikwasizza nnannyini mbuzi kweggamba zikitawe nga tezimanyi na bigenda mu maaso okuggyako okudduka omuwawa olw'abaazibadeko emabega nga bazifubuttula.

alt=''
alt=''
alt=''
alt=''

 

alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono

Bad1 220x290

King Michael akaayidde Balaam

King Michael akaayidde Balaam