TOP

Enkozesa y'ekifo ekibeera wansi w'amadaala enju yo n'esigala ng'erabika bulungi

By Musasi wa Bukedde

Added 31st October 2019

Engeri gy'osobola okukozesa wansi w'amadaala n'ogaziya ennyumba yo

Themutebishostpartiesandfellowshipfromthespacebelowthestaircasewebusenew 703x422

Wansi w'amadaala bwe waba wagazi osobola okussaawo eddiiro

Bya Stella Naigino

Bw’okyalako mu nnyumba z’abantu naddala abalina kalina, ne weetegereza ebintu bye bateeka wansi w’amadaala weewuunya.

Abamu basuulayo ngoye enkyafu, engatto n’ebintu ebirala ebitasaanidde kyokka nga bayinza okuteekawo ebintu ebirabisaawo obulungi ate ne bakozesaawo ne bye baagala.

Assaad Tamale, omukugu mu kuyooyoota amayumba g’abantu agamba nti:

 sobola okuteekawo akakabada oba akati nossaako engatto mu kifo kyokumala gazisuulawo Osobola okuteekawo akakabada oba akati n'ossaako engatto mu kifo ky'okumala gazisuulawo

 

  1. Osobola okufuulawo ekifo w’oliira.

Pr. Eron Mutebi agamba nti, yasalawo okuteeka mu nnyumba ye ekifo ekirala ekiriirwamu era bwe yatunula yalaba nga wansi w’amadaala g’ennyumba ye we wantu awatuufu.

“Nakolayo entebe zange, ezitali za bulijjo, era n’emmeeza nga zino naziteeka mu kifo ekyo, kyalabika bulungi era nga wano atuulawo ko ng’alina abagenyi be.

Osobola okuteekawo firiigi oba ekintu ekirala ky’oyagala.

Tamale agamba nti, ebiseera ebisinga firiigi zibeera mu ddiiro oba mu ffumbiro naye ng’omuntu asobola okuteeka firiigi ye wansi w’amadaala g’ennyumba ye.

  1. Osobola okuteekawo kabada mw’okuumira ebintu byo. Abantu abasinga babeera n’ebintu bye bateetaaga waka nga tebalina waakubiteeka ng’ate kino kifo kituufu w’osobola okubiteeka.  

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Col2 220x290

Bebe Cool awadde abavubuka b'e...

Bebe Cool awadde abavubuka b'e Gomba obukadde 53 ez'okweggya mu bwavu

Set1 220x290

Rema yagambye nti buli mukazi yenna...

Rema yagambye nti buli mukazi yenna yetaaga kubeera n'omusajja gw'ayita omwami we ebyaddala

Ssematimba1 220x290

Peter Ssematimba atudde ebigezo...

Omubaka wa Busiro South Paasita Peter Sematimba atandise okukola ebigezo bye ebya S6 ku ssomero lya Minister JC...

Zab1 220x290

Muzaata alabudde abasajja abakandaaliriza...

Muzaata alabudde abasajja abakandaaliriza abakazi; Tujja kubabaggyako tubawe abeesobola

Nam1 220x290

Laba engeri Rema gye yafaananye...

Laba engeri Rema gye yafaananye nga Malaika ng'ayanjula Hamza