TOP

John Blaq asajjakudde

By Martin Ndijjo

Added 30th November 2019

Omuyimbi John Blaq asajjakudde bw’ajjuza Freedom City ekifo abayimbi okuli n’abanene kye batya olw’obunene bwakyo.

Johnblaqndijjo40 703x422

John Blaq ng'akuba abaddigize emiziki

Kino kye kivvulu kye ekisoose okuva lwe yatandika okuyimba era abantu bamulaze omukwano bwe beeyiye ku Freedom City okumuwagira.

Yalinnye ku siteegi nga zigenda kuweera ssaawa 6.00 ez’ekiro ekitaasanyusizza abamu ku bawagizi abaakedde okuyingira nga bagamba nti baabadde bakooye kyokka okulwawo John Blaq agamba nti yabadde awa mukisa ku bayimbi banne abazze bamuwagira n’abamuleze nabo okuyimba ku mukolo gwe ate nga n’ennyimba ye akyalina ntono.

heilah ashumba Sheilah Gashumba

 Wakati mu ssanyu yagambye nti “Mwebale kumpagira era mundaze omukwano. Abamu baali balowooza sisobola naye bajja kutya nga nze nkola ebyafaayo.

 bomukwano haron ne asha nabbo babaddeyo Ab'omukwano Sharon ne Sasha nabbo babaddeyo

 

 kabako ngabakuba omuziki kabako ng'abakuba omuziki

 

 abako ngabakuba omuziki Kabako ng'abakuba omuziki

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bug1 220x290

Paasita Bugembe naye endiga ze...

Paasita Bugembe naye endiga ze tazisuuliridde

Kag1 220x290

Ekizibu kya corona kisaza abantu...

Ekizibu kya corona kisaza abantu entotto

Kit1 220x290

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast...

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast ekanze abawagizi be

Acfc67552a0b422590ccdbe84492c45a 220x290

Minisita Ssempijja akubirizza Bannayuganda...

Minisita Ssempijja akubirizza Bannayuganda okulima

Kat18 220x290

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde...

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde abamu ‘essanyu’