TOP

Obumwa bwange bukuba bangi’

By Musasi Wa

Added 13th October 2015

Ku ssente n’omusajja kiriwa ekikusingira? Mu butuufu ssente y’esinga kuba ekumalira ebizibu byo byonna okusinga ku basajja b’ennaku zino abalimba.

MALAYIKA wange ng’oyaka okikola otya?

Ani malayika, nze malayika ze manyi zibeera mu ggulu.

Kale mbuulira ku mannya go?

Nze Tasha Viola Candy.

Obeera wa?

Naalya.

Musono ki ogw’engoye ogusinga okukolera?

Emisono gyonna ginyumira naye nsinga kwambala jiini za damegi,vesiti,empale n’amasaati.

Ku ssente n’omusajja kiriwa ekikusingira?

Mu butuufu ssente y’esinga kuba ekumalira ebizibu byo byonna okusinga ku basajja b’ennaku zino abalimba.

Okola mulimu ki?

Ndi musuubuzi.

Olina akusuza ng’okukunadde?

Sirina budde bwebyo nze eby’a basajja sibiriiko.

Ye aba e lwaki abawala abasinga bambala langi enzirugavu?

Simanyi, naye kye manyi abasinga baagala nnyo langi ezaaka.

Singa olunaku lukya nga balo ne bazadde bo bali mu buzibu ku ssaawa eyo ng’olina okutaasako omu, oyinza kutaasa ani?

Bazadde bange kuba bo tebasobola kundekawo nga musajja.

Ki kyosinga okwagala ku mubiri go?

Emimwa gyange kuba gikuba bangi.

Omukisa guuguno, nsi ki gye wandyagadde okugendamu.

Canada kubanga nsi nnungi.

Obumwa bwange bukuba bangi’

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Amomentwithteachergracenampiimaeditortotomagazinewebuse 220x290

Ensonga 5 lwaki omwanawo olina...

Abakugu bakulaga ensonga lwaki osaanye okusasulira omwana wo okugenda okulambula

Passionfruitpannacotta800800webuse 220x290

Ebivaako omwana okuziyira

Genderera omwana wo okutangira okuziyira okusobola okutangirwa

4webuse 220x290

Omuwendo gw’abantu abakozesa kondomu...

Bannayuganda bakubiriziddwa okwettanira okukozesa kondomu bwe tunaaba baakumalawo siriimu ng'omwaka 2030 tegunnatuuka...

Unity 220x290

Akwatibwa ng'awa abaana abataayaayiza...

EBYOKUSAAGA bikomye: Minisita w’ensonga z’abaana Florence Nakiwala Kiyingi ategezezza nti omuntu yenna anaakwatibwa...

Unique 220x290

Etteeka ku bamansa kasasiro lijja...

MINISITA avunaanyizibwa ku guno na guli Mary Karooro ategeezezza nti gavumenti egenda kuleeta erobonera abamala...