TOP

Nze Katonda yampa, ndi kimyula

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd February 2016

Ky’ogamba tolina akuteekamu kkaasi. Mukwano abasajja b’ennaku zino tebakyagaba ssente.

Myula1 703x422

MAAMA ng’onyirira luno?

Bwe nnina okuba era kikyali kituuza

Okukikola otya?

Nneteekamu ssente ate nneewala ‘situleesi’

Ky’ogamba tolina akuteekamu kkaasi.

Mukwano abasajja b’ennaku zino tebakyagaba ssente.

Aba_ e ggwe ani?

Nze Teddy Bakire

Obeera wa?

Mbeera Namasuba.

Ky’ogamba okyali mu banoonya?

Nedda mukwano nnina omwagalwa.   

 

               

Olowooza yakwegombako ki?

Hahahahaha, nange simanyi.

Ggwe weemanyiiko ki?

Ndi kimyula gwe tondaba.

Abasajja abakukwana tebakutawanya nnyo?

Sirina budde bwabwe era mbagamba kimu nti napakinga

Omwaka guno wandyagadde kutuuka ku biki?

ηηenda kukola nnyo ndabe nti nneekulaakulanya.

Bubaka ki bw’olina eri

abakyala?

Mbakubiriza okwefaako basobole okusanyusa abaami baabwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Whatsappimage20191213at212901copy 220x290

Balaze waaka ku mpaka z'emisono...

Balaze waaka ku mukolo gw'okwolesa emisono ogwategekeddwa Abraynz ku Serena Hotel mu Kampala

Steelandtubebyjmutebi2 220x290

'Abakozi mukomye okwemulugunya'...

FAAZA Raymond Kalanzi ow’e kiggo ky’e Kiwamirembe alabudde abakozi abasiiba ku mirimu yonna gye bali nga beemulugunya...

Fanda1 220x290

Eyasuulawo mukyala we emyaka 25...

SSEMAKA eyasuulawo mukyala we ng’afunye omulala akomyewo oluvannyuma lw’emyaka 25 n’amukuba empeta.

Bba 220x290

Kkamera ziraze eyabbye emmotoka...

KKAMERA za poliisi zikutte omusajja omulala ng’abba emmotoka eyabadde esimbiddwa okumpi n’eddwaaliro ly’e Mulago....

Tamalemirundi 220x290

Tamale Mirundi agobye abamulambula...

Mikwano gya Tamale Mirundi betwayogeddeko nabo baategeezezza nti obulwadde Tamale bwamwetamizza abantu era mu bamu...