TOP

Saagala musajja anziza mu kyalo

By Musasi wa Bukedde

Added 6th July 2016

Ononsonyiwa munnange, mbadde saagala kukunyiiza. Kale katonda ssinga akuwa omusajja, oyagala atya? Njagala omusajja aman­nyi omukwano, ng’alina ku ssente aleme kunziza mu kyalo kubanga nze nnina okusigala nga nnyirira nga bwe ndi.

Koowa 703x422

MAAMA, nga oli luno!

Nze bwe ntyo. Ate nan­dibadde ntya?

Hm! Nze onsusseeko olw’obulungi bwo.

Leka naawe... Abawala nga banyirira! Mpozzi ggwe totera kutambula.

Ekituufu ntambula era ndaba bangi naye sinnalabayo ak­wenkana.

Kale weebale kusiima naye nze siri nnyoko. Nze Sharon Mbabazi.

Omanyi obulungi bwo bwan­neerabizza okukubuuza erinnya lyo. Naye ku ngeri gy’onyiriramu n’obulungi bwo, akussaamu ssente atee­kwa okuba ng’aziweza. Oba y’ani?

Ekyo kindekere kubanga sandyagadde buli muntu kukimanya. Abawala b’ennaku zino bazibu, bay­inza okunkuba bbusu.

Kale ekyo nkivuddeko. Naye kiki abantu kye basinga oku­kumanyaako?

Obulungi obwange bweyo­gerera, si bwa kusooka ku­noonya ng’abawala abalala. N’omubiri gwange gusab­balaza abalabi.

Naye olina ekintu ky’ogaanyi okung'amba ate nga njagala okukimanya. Ani akuteekamu ssente?

Wabula saagala kunnemera­ko, ekyo nkugambye kyama kyange, tonnemerako.

Ononsonyiwa munnange, mbadde saagala kukunyiiza. Kale katonda ssinga akuwa omusajja, oyagala atya?

Njagala omusajja aman­nyi omukwano, ng’alina ku ssente aleme kunziza mu kyalo kubanga nze nnina okusigala nga nnyirira nga bwe ndi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Salawo 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE...

Bobi Wine alaze ky’agenda okuzzaako kyokka poliisi nayo erabudde aba People Power ku kugondera amateeka. Mulimu...

Giroud2 220x290

Besiktas eswamye Giroud okumuggya...

Giroud, yali omu ku bazannyi abaayamba Bufalansa okusitukira mu World Cup mu July wabula mu Chelsea, ennamba etandika...

Herreranerojo1 220x290

Abazannyi 4 ogwa ManU ne Wolves...

Rojo tannatereera bulungi buvune wabula okudda kwa Phil Jones kwakuggumiza ManU.

Meeyassenoganomumyukawekansalakaggwangaayogeramulukiikolwampigitowncouncil 220x290

Kirumira bamubbuddemu oluguudo...

Abakiise batenderezza Kirumira omwana waabwe enzaalwa y’e Mpambire mu Mpigi Town Council okubeera omusaale mu kutunda...

Omuvubukaabaddeyefuddeomulalungalikukabangaliyapoliisiempigi 220x290

Yeefudde omulalu n’ayingira ofiisi...

Omuvubuka ono yasoose kwesuula mu kidiba ky’ebbumba mu kabuga k’e Mpigi kyokka poliisi y’e Mpigi n’emunnyululayo...