TOP
  • Home
  • Ssanyu
  • Mwana muwala alaze ky'ayagala okkola nga tannava ku nsi

Mwana muwala alaze ky'ayagala okkola nga tannava ku nsi

By Musasi wa Bukedde

Added 11th April 2018

Mwana muwala alaze ky'ayagala okkola nga tannava ku nsi

Hub1 703x422

Ogamba otya mwanamuwala amata agatafa?

Nze wendi wano ndi byange, obadde olina ky’oηηαmba?

Sooka ombuulire ku mannya go?

Nze Daphine Ansiimire.

Emyaka olina emeka era okola mulimu ki?

Kyokka abantu n’emyaka, kale nnina 23 era nkyasoma sinnatandika kukola.

Simanyi olinayo akubiita?

Nedda mukwano oyo taliiyo ku ssaawa eno.

Kati ekitegeeza nnoonye gwe tunaaboobereza ettooke?

Obutabeera na mwagalwa tekitegeeza nti nnoonya.

Kiki ekireetera abasajja okuyiika endusu nga balabye ku mubiri gwo?

Byonna ebindiko bibakuba ate era ndi wa njawulo.

Ate otya?

Ebyo tubireke. Situleesi y’obwomu ekuyisa etya Daphine?

Ndi musanyufu nnyo mu bulamu bwe ndimu kubanga bumpa emirembe.

Kale kiki ky’osinga okumanya ku basajja ba Dot.Com?

Basiima endabika ya buli muwala abasala mu maaso.

Kintu ki kye wandyagadde okukola nga tonnava ku nsi?

Engeri gye nsomye obusawo nandyagadde nzimbe eddwaaliro nsobole okujjanjaba obulungi Bannayuganda.

Kati nkoze ntya okuddamu okukulabako?

Mbeerayo ku Mbarara yunivasite gye nkakkalabiriza emisomo gyange egy’obusawo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Laba 220x290

Muggya wange yanjokya amata n’adduka...

NNEEVUMA ekyantwala mu bufumbo nga nkyali muto kuba ssinga si mukisa gwa Katonda, nandibadde mufu kati. Nze Asiya...

Ssenga1 220x290

Omukyala yagaana okunjoleza

MUKYALA wange buli kintu awaka akikola ng’omukyala ddala naye yagaana okwoza engoye zange era tagolola. Nafuna...

Lamba 220x290

Enkuba be yayonoonedde ebyabwe...

EKIBIINA ky’obwannakyewa kidduukiridde abatuuze b’e Muduuma abaakoseddwa enkuba omwabadde kibuyaga eyasudde amayumba...

Bajaasoomukoabanjaebintuekifsaulwokulira 220x290

Abanja bakoddomi be omutwalo

Omusajja asabye bakoddomi be omutwalo gwe yabawa ng'awasa mukyala we

Bamugaharegwebavunaana3 220x290

Omusawo bamukutte kufera bantu...

OMUSAWO eyeekebejja omusaayi bamukutte lwa kufera bantu n’abaggyako ssente ng’abalimbye okubafunira emirimu mu...