TOP

Okutuuka ku ntikko kye ki?

By Musasi Wa

Added 9th March 2012

Abantu bakozesa ebigambo bingi ng’entikko y’omukwano, okumala oba okumalamu akagoba. Wabula mu lulimi lwe tutegeera ffena kwe kumala mu basajja oba abakazi.

2012 3largeimg209 mar 2012 101507753 703x422

ENTIKKO y’omukwano kye ki? Nze Y.E.

Abantu bakozesa ebigambo bingi ng’entikko y’omukwano, okumala oba okumalamu akagoba. Wabula mu lulimi lwe tutegeera ffena kwe kumala mu basajja oba abakazi.

Mpozzi oyinza okumala naye nga toli mu mukwano. Kino kibaawo nnyo naddala mu basajja anti omusajja bwe yeegatta aba alina okumala naye ate ng’abamu beegatta n’abakazi naye nga tebabaagala.

Okuddamu ekibuuzo kyo, entikko mu lungereza kitegeeza ‘orgasm’ era eno y’embeera omukazi oba omusajja gy’afuna ng’atuuse ku ntikko.

Embeera eno mu basajja ebaleetera okuggwamu amaanyi g’ekisajja n’okufulumya amazzi g’ekyama. Mu bakyala abamu bafulumya amazzi g’ekyama ate abalala tebafulumya wabula bawulira ng’omubiri gufunye essanyu era n’abasajja nabo bafuna essanyu.

Wabula olina okukimanya nti abakyala abasinga tebatuuka ku ntikko ng’obuzibu  butera kuva ku basajja abatamanyi kubanoonya bulungi.

Okutuuka ku ntikko kye ki?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

A84388d55eaa4efa9fcc00052969dc53 220x290

Omuyimbi Grace Ssekamatte alwanaganye...

Omuyimbi Grace Ssekamatte omu ku ba dayirekita ba Golden band asiibuddwa okuva mu ddwaaliro gy’amaze wiiki nnamba...

Cor 220x290

Beerumirizza okusaddaaka owabbooda...

OMUTUUZE eyasaddaakiddwa ne bamusuula mu kinnya okumpi n’ekyuma ky’omugagga Ephraim Bbosa, akwasizza abantu bana...

Tra 220x290

Eddagala lya ARV’S lisobola okulwanyisa...

OLWALEERO tewali ddagala ttuufu lyazuuliddwa okuba nga lijjanjaba obulwadde bwa COVID 19 .

Tabu 220x290

Ziizino endwadde endala ezirina...

ABANTU 44 baakakasiddwa mu Uganda nga balina ssennyiga omukambwe (coronavirus) era bajjanjabwa nga n’abalala bateekeddwa...

Ugandakampalaext19441 220x290

CORONAVIRUS: Ekitebe kya America...

GAVUMENTI ya Amerika ewadde Uganda ebyetaagisa okulwanyisa ssennyiga omukambwe.