TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Omukazi afunira ku luutu ki olubuto?

Omukazi afunira ku luutu ki olubuto?

By Musasi Wa

Added 4th January 2013

Omusajja luutu yakumeka gy’afunyisizaako omukazi olubuto?

2013 1largeimg204 jan 2013 102115057 703x422

Omusajja luutu yakumeka gy’afunyisizaako omukazi olubuto? 

Oyinza n’okufunyisa omukazi olubuto nga teweegasse naye. Abasajja mukimanyi nti bw’ofuna obwagazi obusajja bufuna amaanyi era oluusi ovaamu otuzzi.

Otuzzi tuno natwo tubeeramu amaggi g’ekisajja. Era singa obusajja bubeera kumpi n’obukyala nga tonnaba kwegatta naye nga n’obukyala buli mu mbeera ennungi ng’omukyala asudde eggi gamba ng’obukyala butoberevu bulungi, amagi g’ekisajja gasobola okuwuga ne gatuuka mu nnabaana nga tewegasse.

Kale mwana wange luutu si kye kikulu wabula embeera y’amaggi g’ekisajja, embeera y’obusajja okusobola okutuusa amaggi ate n’embeera y’omukyala mu nnabaana era ne nnabaana yennyini.

 

Omukazi afunira ku luutu ki olubuto?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Isco 220x290

Isco agenda ku 'kiso'

Abakungu ba Real Madrid baategeezezza nti abasawo beekebezze Isco, ne basanga ng'alina okulongoosebwa mu bwangu...

Mic3webuse1 220x290

Bayiiyizza sigiri eneetaasa obutonde...

Obutonde bw'ensi busaanyiziddwaawo abantu mu kwokya amanda, okutema enku n'ebirala ng'obwetaavu bw'okuyiiya ebintu...

Butwa2 220x290

Babateze obutwa mu busera, omu...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Katuulo mu ggombolola y'e Kyazanga mu disitulikiti y'e Lwengo omuntu atanamanyika...

Nakiwala 220x290

Nakiwala avuddeyo ku mwana omubaka...

Minisita Nakiwala Kiyingi waakukaka omubaka Onyango okulabirira omwana gwe yasuulawo.

Kambale1 220x290

KCCA etandika ne Soana, Villa ne...

Okusinziira ku nsengeka ya liigi eno eyafulumiziddwa Bernard Bainamani agikulira eggulo, bakyamipiyoni ba sizoni...