TOP

Simanyi oba omuwala anjagala

By Musasi Wa

Added 20th January 2013

WALIWO omuwala gwe njagala naye simanyi oba ddala naye anjagala.

2013 1largeimg220 jan 2013 145219390 703x422


WALIWO omuwala gwe njagala naye simanyi oba ddala naye anjagala. Tumaze emyaka ena naye tetwegattangako ffembi. Buli lwe mmugamba agamba nti nsooke nzimbe. Ye akyasoma era ali Jinja mu basawo. Nze L J.

OKWAGALA mu bawala kwa njawulo ku balenzi. Abalenzi okwegatta kitegeeza nti akwagala naye ate mu bawala si bwe kiri. Ate abawala batya nnyo okwegatta naddala nga basoma kuba batya okufuna embuto ne bafi irwa emisomo gyabwe.

Ate abalenzi kino oluusi tebakitya kuba ye aba asobola okusigala ng’asoma. Abawala abamu batya okweggyako embuzi yaabwe naye mu balenzi si bwe kiri.

Ate abalala baba baagala kwetegereza nga tanneegatta naawe era n’ono ayinza okuba nga yeetegereza mbeera zo. Emyaka ena olaba kinene naye omuwala mutuufu kuba akyasoma.

Njagala okimanye nti omuntu akwagala alina okukwetegereza.

 

Simanyi oba omuwala anjagala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsamb6webuse 220x290

Abeddira Engabi balabuddwa ku kufumbiriganywa...

Omukulu w'ekika ky'Engabi Ensamba, Alysious Lubega Magandaazi avumiridde bazzukulu ba Nsamba abeewasa nga beekwasa...

Hosp81webuse 220x290

Bakansala basimbidde eky’okuddiza...

Bakansala mu lukiiko lwa munisipaali ya Mukono baagala eddwaaliro lya Mukono waakiri lireme kusuumusibwa bwe liba...

Weblweranew 220x290

Tetuzze kugoba balimira mu Lwera...

Dayirekita wa NEMA, Dr. Tom Okurut yatangaazizza nti abakugu baabwe baasooka kwekenneenya ttaka lino nga tebannawa...

Rwe11 220x290

Bannalwengo boogedde ku bulamu...

Bannalwengo boogedde ku bulamu bwa Getrude Nakabira

Love 220x290

Nnannyini ssomero bamusimbye mu...

ASADU Wamala nannyini ssomero lya Wamala Mixed SS e Mpigi leero azzeemu okusimbibwa mu maaso g”omulamuzi Moureen...