TOP

Omwaka guno njagala kuzaala

By Musasi Wa

Added 20th January 2013

OMWAKA guno we gunaggweerako nga munnange muwadde ekirabo ekimugwana.

OMWAKA guno we gunaggweerako nga munnange muwadde ekirabo ekimugwana.


Kino kya kumuzaalira mwana. Kino nakisazeewo nga njagala kumwebaza olw’okundabirira ebbanga lino lyonna.

Nze Carol Amunyeret, 20 mbeera Namuwongo. Mbadde ne baze emyaka etaano nga tuli mu mukwano ogw’ekitalo.

Kino kye kimparirizza okumuwa ekirabo kya bbebi omwaka guno.

Muntumulamu nnyo era mukwatampola atapapira nsonga zonna.

Ennyumba tugisulamu babiri era ebiseera ebisinga
tubeera tuwuubaala ng’era ndabira ddala omwana ono agenda kwongera essanyu lyaffe ery’amaka.

2013 namutandikira mu ssaala njagala ekirooto kyange kino kituukirire olwo abatanjagaliza n’abamwegwanyiza ebigambo
bibakalire ku matama.

 Carol Amunyeret

Omwaka guno njagala kuzaala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssengalogo 220x290

Ssenga nsobola okuloga omulenzi...

Mpulira bagamba osobola okuloga omusajja n’akwagala. Ggwe olina ku ddagala ssenga.

Ssengalogo 220x290

Mukazi wange alabika yayenda n’azaala...

Nnina abakyala babiri, mukyala muto ali mu kyalo naye kati omukyala oyo alabika ayenda era yazaala omwana mulenzi....

Ssengalogo 220x290

Emyezi ebiri sigenda mu nsonga...

Nneegatta oluvannyuma ne ngenda mu kalwaliro ne ngula empeke okwetangira okufuna olubuto naye kati mmaze emyezi...

Baabano babbulooka b’e Mulago abateeka...

BAKAYUNGIRIZI abaali bamanyiddwa ennyo mu kutunda ettaka kyewuunyisa nti kati baatuuka dda ne mu malwaliro!

Minisita 220x290

Kkamera ziyambye okulaga abatemu...

KKAMERA za poliisi ez’oku nguudo n’ezobwannannyini, y’emu ku nteekateeka za Pulezidenti Museveni ekkumi ze yateekawo...