TOP

Omukazi akola atya okufunda

By Musasi Wa

Added 21st January 2013

Omukyala omugazi omufunza otya? Bwo obugazi bwava ku ki?

2013 1largeimg221 jan 2013 131333987 703x422

Omukyala omugazi omufunza otya? Bwo obugazi bwava ku ki?

Omukyala okufuuka omugazi okusinga akifuna mu kuzaala singa ayulika n’atatungibwa oba n’atungibwa bubi. Naye ate waliyo abawala abatandika okwegatta nga bakyali bato.

Abo nabo bafuna obuzibu buno. Mu mbeera zino omukyala asobola okufunda singa agenda ew’omusawo n’amukola gye bayita ‘repair’ (soma lipeya).

Mpozzi waliyo abakyala abayulika obubi ennyo nga basobola n’okufulumya obubi oba omusulo buli kiseera. Abo baba beetaaga abasawo abakugu kubanga babeera ne ‘fistula’.

Nkubira essimu nkufunire omusawo anaakuyamba ku nsonga eno 0772458823.

Omukazi akola atya okufunda

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mot1 220x290

Ababbi babbye nnamba za mmotoka...

Ababbi babbye nnamba za mmotoka e Kyengera ne basaba ssente

Lab1 220x290

GAVANA alabudde abayuza n'okuwandiika...

GAVANA alabudde abayuza n'okuwandiika ku ssente

Lop1 220x290

Minisita ayagala KCCA esse obukwakulizo...

Minisita ayagala KCCA esse obukwakulizo obupya ku baagala okuzimba ebizimbe mu Kampala

Funayo 220x290

Attottodde engeri omuzigu gye yatemye...

OMUKAZI Florence Nannyombi ‘omutujju’ gwe yasikambuddeko omwana we Amos Sekanza ow’emyaka omusanvu n’amutemako...

Gata1 220x290

Omusajja atemyeko abantu 4 emitwe...

OMUSAJJA bwe yatemyeko obulago abantu bana, baasoose kumuyita mulalu. Azzeeyo ku kyalo n’atemako emitwe abalala...