TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Ddala eddagala ly’essanyu mu bukyala gye liri? Nkozesezza buli kikolo kigaanye ate ssente zigenze nnyingi.

Ddala eddagala ly’essanyu mu bukyala gye liri? Nkozesezza buli kikolo kigaanye ate ssente zigenze nnyingi.

By Musasi Wa

Added 13th February 2014

MWANA wange njagala mukimanye nti ennaku zino bassenga ab’ekiwaani bangi ate n’abantu abeefuula nti basobola okuleeta essanyu mu bulamu bw’omuntu beeyongedde.

2014 2largeimg213 feb 2014 112715460 703x422MWANA wange njagala mukimanye nti ennaku zino bassenga ab’ekiwaani bangi ate n’abantu abeefuula nti basobola okuleeta essanyu mu bulamu bw’omuntu beeyongedde.

Omuntu asobola okuleeta essanyu mu bulamu bwo ye ggwe kennyini. Ogambye nti oyagala obukyala busanyuke gwe toyagala kusanyuka nga weegatta ne munno?

Ndowooza nti ffenna tunoonya ssanyu Eriyo eddagala erireeta essanyu mu kaboozi? mu kwegatta. Kati ky’olina okumanya mwana wange, okusanyuka mu kwegatta olina okukikola n’omuntu ng’omwagala ate nga naye akwagala.

Ddala eddagala ly’essanyu mu bukyala gye liri? Nkozesezza buli kikolo kigaanye ate ssente zigenze nnyingi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Untitled3 220x290

‘Gy’otega amaggwa...’

ABAAGEREESA nti gy’otega amaggwa gye bakuzza anti lutuukira bulungi ku ba KCCA bano abaagudde mu kinnya kyabwe....

Pala1 220x290

Omuwala afiiridde mu ssaluuni omulala...

Omuwala afudde mu ngeri erese ekitundu mu ntiisa sso ng’ate munne bwe baasuze mu muzigo gwe gumu addusiddwa mu...

Muhayiminanamuwayaowajkldolphinswakatingalwaniraomupiiraneroseakonkuddyonezainahlokamweriaba9317 220x290

Fayinolo ya liigi mu basketball...

Flavia Aketcho kapiteeni wa JKL ne Sarah Ageno owa UCU buli omu awera kulemesa munne kikopo.

Ju1 220x290

Laba ekyabadde ku Introduction...

Laba ekyabadde ku Introduction Shower ya Julie Angume n'erinnya eppya omwami we lye yamuwadde

Bobiwine4e1575702705296 220x290

Engule Bobi Wine gye yawangudde...

ENGULE Bobi Wine gye yafunye ey’omuntu asinze okulwanirira eddembe lyobuntu mu Afrika esuubirwa okumwongerako ku...