TOP

Eby’akaboozi mbitya

By Musasi Wa

Added 17th April 2014

Nnina omuvubuka ayagala mukwano naye mbitya ssenga nkoze ntya?

2014 4largeimg217 apr 2014 115417407 703x422Nze Oliva, nnina omuvubuka ayagala mukwano naye mbitya ssenga nkoze ntya.

OBA obitya kitegeeza nti n’obwongo si bwetegefu okwegatta. Mwana wange newankubadde
omuvubuka ayagala mukwano oli wa ddembe okugaana, omubiri gugwo era gwe kennyini
olina okwesalirawo.

Otya kubanga toyagala kufuna lubuto, siriimu, toyagala kukukozesa oba okyali muto. N’ekirala abawala batera okubeera n’ensonyi nga batya okwegatta.

Kale mwana wange nkusaba weesalirewo naye nga kyandibadde kirungi obutenyigira mu bintu bino ng’okyali muto.

Eby’akaboozi mbitya

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kap2 220x290

Agambibwa okusobya ku w’emyaka...

Agambibwa okusobya ku w’emyaka 78 bamulagidde yeewozeeko

Muv1 220x290

Ebizibu ebizze bigwa e Rakai ebitalyerabirwa...

Ebizibu ebizze bigwa e Rakai ebitalyerabirwa Kennedy Kyakuwa

Reb2 220x290

Atiisatiisa okusobya ku Basisita...

Atiisatiisa okusobya ku Basisita lwa ttaka

Lab 220x290

Looya alaze ekiyinza okumalawo...

Looya alaze ekiyinza okumalawo enkalu z’abagagga ku bizimbe ebikaayanirwa

Deb2 220x290

Aba UPDF bateereddwa ku ssomero...

Aba UPDF bateereddwa ku ssomero eryayidde e Rakai