TOP

Tafaayo kunyumirwa

By Musasi Wa

Added 4th November 2014

Mbuuza lwaki mukyala wange bwe tugenda mu kisaawe tafaayo tunyumirwe?

2014 11largeimg204 nov 2014 114419947 703x422

NZE S Kenneth, mbuuza lwaki mukyala wange bwe tugenda mu kisaawe tafaayo tunyumirwe? Kituufu omukazi ono anjagala?

Kenneth bw’ogamba nti tafaayo munyumirwe otegeeza ki? Oba tomunoonya bulungi? Oba tayagala kwegatta naye nga gwe omuwaliriza okwegatta nga tayagala?

Oba mulina obuzibu mu maka nga kizibu omukyala ono okwagala okwegatta oba okufaayo okukuwa essanyu. Mwana wange nga tonnaaba kuteeka musango ku mukyala ono weebuuze oba obuzibu
buva wuwo? Omunoonya bulungi?

Omwagala bulungi oba yafuuka mukyala wa waka? Oba toyiiya mu kwegatta nga wakufuula mulimu? Kenneth weebuuze bino. N’ekirala tomutya, mubuuze bulungi bwoti.

“Ennaku zino olabika tofuna ssanyu mu kwegatta mbuulira oba olina ky’oyagala nkyuseemu.” Yogera naye ofune ekituufu.

Tafaayo kunyumirwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.