TOP

Lwaki nvaamu amata?

By Musasi Wa

Added 4th November 2014

NNINA omwami naye nvaamu amata. Na buno bulwadde?

2014 11largeimg204 nov 2014 121820447 703x422

NNINA omwami naye nvaamu amata. Na buno bulwadde?

MWANA wange sirowooza nti waliyo omukyala avaamu amata. Naye abakyala fenna tuvaamu amazzi agafaanana amata era nga gano gagenda gakyuka buli kiseera. Waliyo ekiseera nga galinga eminyira.

Mu kiseera ekyo oba osudde eggi era nga singa weegatta. Omukisa ogw’okufuna olubuto munene ate oluusi ng’amata amakwafu ate olumu amata ag’oluzzi.

Enkyukakyuka eno eva ku mbeera za mukyala era n’enkyukakyuka mu bitundu ebizaala. Kale mwana
wange tolina, bulwadde ffenna abakyala bwe tubeera.

Amazzi gano gooza obukyala ne busigala nga buyonjo. Naye singa amazzi gakyusa langi nga
kitaka, emmyuufu, kiragala oba kyenvu, ng’omanya nti oyinza okubeera n’obulwadde bw’ekikaba.

Lwaki nvaamu amata?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kubayo 220x290

‘Bobi teyeewandiisanga kuvuganya...

WADDE ng’akakiiko k’ebyokulonda ke kakkiriza omubaka wa Kyadondo East, Robert Kyagulanyi (Bobi Wine) okwebuuza...

Un 220x290

Abooluganda lwa Nabukenya owa Poeple...

OMUBAKA wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine, asinzidde mu kuziika, Ritah Nabukenya...

Time 220x290

Ebipya bizuuse ku nfa ya Nabukenya...

ABAALABYE akabenje akaavuddeko okufa kw’omuwala wa People Power, Ritah Nabukenya bye boogera bikontanye ne lipooti...

Tembeya 220x290

Walukagga atadde akaka mu luyimba...

Nga yaakamala okugaanibwa okuyimba ku mukolo ogumu e Mpigi gyebuvuddeko, omuyimbi Mathias Walukagga embeera agiyimbyemu...

Tin1 220x290

Pressure esse abafamire babiri...

Pressure esse abafamire babiri omulundi gumu