TOP

Ssenga sirina musajja

By Musasi Wa

Added 6th February 2015

SSENGA ndi mukazi ndabika ndiko ekikyamu, sirina musajja. Nsaba kunnyamba.

2015 2largeimg206 feb 2015 091131580 703x422

SSENGA ndi mukazi ndabika ndiko ekikyamu, sirina musajja. Nsaba kunnyamba.

MWANA wange abakyala bangi balina ekizibu kino. Naye kye tulina okumanya, abasajja batono kale embeera eno abamu tulina okugibeeramu.

Ekirala olina okulaba nga weefaako okufuna omusajja. Genda mu bifo w’osobola okufuna abasajja, ekirala wefeeko olabike bulungi.

Bw’osigala awaka buli kiseera kizibu omusajja okukusangayo. N’ekirala mwana wange oluusi tetufuna basajja olw’empisa ze tulina.

Abasajja ennaku zino bamanyi enjawulo y’omukyala n’omukazi. Kale weeyise ng’omukyala osobole okufuna omusajja.

Ssenga sirina musajja

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mala1 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE...

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu disitulikiti ez’enjawulo. Tukugattiddeko n’ebifaananyi byabwe nga...

Morning 220x290

Obulamu bw’okweyombekera kkoyi...

OBULAMU obw’omu bumenya! Bayibuli ekirambika nti ekitonde ekisajja kineegattanga n’ekitonde ekikazi ne bakola obufumbo...

Ssenga1 220x290

Bakwana batya?

Ekizibu kye nnina kya nsonyi ate nga ndi muvubuka wa myaka 21. Ntya n’okugamba ku muwala yenna. Ssenga nsaba kunnyamba...

Yaga 220x290

‘Muntaase puleesa egenda kunzita...

MUSAJJA mukulu Ssaalongo Vincent Kigudde 78, awanjagidde akakiiko akabuuliriza ku mivuyo gy’ettaka kamuyambe ku...

Nyanzi 220x290

Dr. Stella Nyanzi alemedde e Luzira...

Dr. Stella Nyanzi ajeemedde ebiragiro bya kkooti bw’agaanye okulinnya bbaasi y’abasibe emuleeta ku kkooti nga bwe...