TOP

Lwaki abawala abanoonya bayaaye?

By Musasi Wa

Added 20th October 2015

Balimba amannya gaabwe, ekyalo ate n’akusaba ssente za tulansipooti 30,000/- ng’ali Kampala.

Lwaki abakazi abanoonya abaami bayaaye nnyo? Balimba amannya gaabwe, ekyalo ate n’akusaba ssente za tulansipooti 30,000/- ng’ali Kampala.


MWANA wange kati olina okwetegereza. Abamu ku banoonya baagala ssente. Kubanga bw’oba onoonya ng’oyagala musajja kitegeeza oli mu bwetaavu.

Ate bw’oba mu bwetaavu olina okwefaako. Siraba lwaki osaba ssente z’entambula. Ate bw’olimba omuntu w’obeera era toba mulambulukufu.

Omuntu bw’akusaba tulansipooti oyo mwerabire. Oba si kyekyo mugambe nti ogenda kumusanga
waali. Bw’akugamba ekifo nga kyewala mugambe nti alina okuyiiya engeri gvy’atambulamu akusange wooli.

Ekisooka y’anoonya lwaki ate omunonyang’obitaddemu ne ssente? Kale mwana wange bw’olaba  ng’omuwala muyaaye mute, abantu ennaku zino bangi ‘beeyiiya’ n’olwekyo olina okwegendereza.

Lwaki abawala abanoonya bayaaye?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Namaalwa1 220x290

Omukungu agobye ffamire ye mu muka...

OMUKUNGU wa gavumenti agobye ffamire ye mu maka. Kigambibwa nti agawasirizzaamu omukyala omulala.

Magogo1 220x290

Magogo bw'aba yalya enguzi tadda...

MUNNAMATEEKA Fred Muwema agambye nti emyezi ebiri FIFA gye yasibye Moses Magogo ng'akkirizza omusango gw'okutunda...

Haruna11 220x290

Embaga za ba Celeb; Tukuleetedde...

Ddala kituufu omuyimbi Haruna Mubiru awasa balinawo?

Rolex0 220x290

Ab'e Jinja beesunga kivvulu kya...

Omanyi ekivvulu kino kye kimu ku bisinga okukwatayo mu ggwanga wabula 'Abeyidinda' baludde nga beemulugunya lwaki...

2 220x290

Aba KCCA babakuutidde okuba abalambulukufu...

Abakozi b’ekitongole ekivunaanyizibwa ku kuteekerateekera ekibuga Kampala ekya KCCA bakubiriziddwa okubeera abalambulukufu...