TOP

Nnezza ntya obuggya?

By Musasi wa Bukedde

Added 5th May 2016

Ssenga njagala kwezza buggya naye nkole ntya?

Newsengalogob 703x422

Ssenga njagala kwezza buggya naye nkole ntya? Mpulira osobola okukyusa embeera mu bukyala. Kituufu?

Mwana wange kiki ddala ky’oyagala okukyusa mu bukyala? Oli mugazi ng’oyagala kufunda oba oyagala kukyusa ndabika ya mbugo?

Omukyala yenna oli waddembe okukyusa endabika y’embugo oba n’obukyala. Abamu basalawo okwemwa ne kutasigala kaviiri konna. Abalala beemwa mu sitayiro ne baleka wakati.

Ekikulu olina okwemwa n’osigala ng’oli muyonjo. Naye okufunza obukyala kikulu nnyo naddala bw’obeera omugazi.

Obugazi okusinga buva mu kuzaala ne batakutunga ate oluusi kiva ku kutandika kwegatta ng’oli muto. Abasawo be bayita ba Gynaecologist nga bakola ku nsonga z’abakyala basobola okukufunza.

Mpulira waliyo ne bassenga abasobola okukikola. Abo sibalinaako bukakafu naye nga kisoboka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fire1 220x290

Obubenje bwatuze 32 mu wiikendi...

OMUWENDO gw’abantu abaafi­iridde mu bubenje obwaguddewo ku Ssande gulinnye nga baweze 32.

Aniteweb 220x290

Bamafia baagala kunzita - Anite...

MINISTA omubeezi avunaanyizibwa ku bamusiga nsimbi, Evelyn Anite avuddeyo n’alaajana ku bamafia abaagala okumutta,...

Isabirye1 220x290

Mzee Kifansalira owa NRM bamugoba...

KAKUYEGE wa NRM mu Bwaise, Isabirye Musa amanyiddwa nga “Kifansalira” asula ku tebuukye olwa landiroodi we okumulaalika...

Urawebnew 220x290

URA emalidde mu kyakutaano mu za...

URA FC ewangudde Wakiso Giants mu mpaka za Pilsner Super 8

Mustafi000 220x290

Mustafi wa Arsenal agenda

Roma eya Yitale, ye yagala okumuggya mu Arsenal