TOP

Lwaki simatira?

By Musasi wa Bukedde

Added 16th May 2016

SSENGA, nnina obuzibu, buli lwe nneegatta ne mukyala wange nsigala simatidde kaboozi ate nga mba ntuuse ku ntikko.

Newsengalogob 703x422

SSENGA, nnina obuzibu, buli lwe nneegatta ne mukyala wange nsigala simatidde kaboozi ate nga mba ntuuse ku ntikko. Mba nnaakamalamu akagoba ate nga njagala kuddamu. Kazibwe Musa

Kirabiika oli muvubuka kubanga kyabutonde obwagazi abavubuka balina bungi ate n’amaddu mangi.

Ekirala, oyinza okuba ng’olwawo okwegatta ne munno, nga totera kubeera naye. Mu mbeera eno, kyabulijjo okwagala okuddamu okwegatta mu bwangu. Era bw’obeera n’omukwano omungi eri munno, embeera eno ebeerawo era musobola n’okwegatta emirundi esatu ng’owulira okyayagala.

Amaanyi gokka ge gakendeera ne weekomya oba n’otandika okumala empewo. Kale mwana wange tewali buzibu naye kansuubire nti tolina ddagala ly’okozesa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Waaka 220x290

Embwa 10 ziridde omwana emisana...

EKIKANGABWA kibuutikidde abatuuze b’e Kyengera mu zooni ya Mugongo ‘B’ ekisangibwa mu Wakiso, embwa bwe zikkakkanye...

Nara 220x290

Poliisi etadde ebiragiro ku bifo...

POLIISI eyisizza ebiragiro ku bizimbe n’ebifo awakung’aanira abantu abangi okwetangira abatujju abaakubye Kenya....

Pati 220x290

Abaasimattuse abatujju e Kenya...

EGGULO ku Lwokusatu mu biseera eby’okumakya, pulezidenti wa Kenya yayogedde eri eggwanga n’ayozaayoza ebitongole...

Vutu 220x290

Kamera gwe yakwata ng'abba essimu...

OMUVUBUKA eyanyakula essimu ku musaabaze mu takisi n'adduka nayo asimbiddwa mu kkooti ya Buganda Road n'avunaanibwa...

Unebplejanet 220x290

Ebyavudde mu PLE bifuluma leero...

MINISITA w’ebyenjigiriza n’emizannyo, Janet Kataha Museveni afunye akamwenyumweyu UNEB bw’emwanjulidde ebyavudde...