TOP

Nnoonya Musiraamu atasussa bakazi 2

By Musasi wa Bukedde

Added 24th May 2016

Noonya Musiraamu eyazimba,atasussa bakazi babiri.

Janat11 703x422

Janat

NZE Sarah. Nnina emyaka 25. Njagala omwami ali siriyaasi ow’emyaka 28-40. Kuba 0700799125.

Nze Jenny. Nnina emyaka 28. Noonya omwami ow’ekyama. Kuba 0757345806.

Nze Ritah. Nnina emyaka 30. Noonya omwami ow’ekyama. Kuba 0782189926.

Nnina emyaka 24. Nze Rose. Noonya omwami ow’emyaka 30-50. Kuba 0703404696.

Nze Katrina. Nnina emyaka 22. Noonya omwami ow’ekyama. Ayagala kuba 0782190987.

Nze Rash. Nnina emyaka 27. Noonya omwami ow’ekyama. Kuba 0757345458.

Nze Nabayinda Zaharah. Nnina emyaka 22. Njagala omusajja ow’emyaka 26-35, alina siriimu ng’ali siriyaasi okuwasa. Saagala muyaaye. Anneetaaze kuba 0703810936.

Noonya omwami ow’empisa, Omukatoliki, alina emyaka 25-30 alina ke yeekoledde. Nnina emyaka 23. Kuba 0704750913.

Nze Naiga, 39. Neddira Ngabi. Ndi musomesa omutendeke. Noonya omwami ow’obuvunaanyizibwa, alina omulimu, omusomesa, Omuganda, Omunyarwanda oba Omutooro, ow’emyaka 45-55 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba ssimu 0702408233.

Nze Ritah. Nnina emyaka 24. Njagala omwami ali siriyaasi ow’emyaka 27-40. Kuba 0701735498.

Noonya omwami omuntumulamu nga mwetegefu okugenda mu musaayi. Kuba 0754753142.

Noonya omwami omwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0754753142.

Nze Rash. Nnina emyaka 27. Noonya omwami ow’ekyama. Kuba 0757345458.

Nze Doreen. Mbeera mu Kampla. Noonya omusajja amanyi okulya obulamu tucakale.Ndi ku ssimu 0783149440.

Nze AM. Mbeera Nagulu. Nnina emyaka 31. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Njagala wa myaka 37-48, alina siriimu, akola omulimu gw’obuvunaanyibwa, atalina mukazi ng’ali siriyaasi. kuba 0754907001.

Nze Wamya 24. Noonya omusajja ow’okufumbirwa. Njagala atalina mukazi, atya Katonda, omwetegefu okugenda ku musaayi ng’alina omulimu gw’obuvunaanyizibwa. Njagala Mukristu. Kuba 0778246620.  

 

 

GGWE ani? Nze Jafari Kizito (waggulu)

Obeera wa? Kawempe-Mbogo

Weddira ki? Mmamba

Olina emyaka emeka? Ndi wa myaka 30.

Okola mulimu ki? Ndi musuubuzi.

Ozaalibwa wa? Ziroobwe

Olina abaana bameka? Nnina babiri.

Oyagala mukazi alina bisaanyizo ki? Njagala Musiraamu nga mukkiriza, ow’emyaka 25 -40, alina ke yeekoledde, alina empisa, amanyi omukwano nga mwetegefu okwekebeza omusaayi, n’okuwoowebwa Abakwetaaze bakufunye batya? Ndi ku ssimu 0703600146  

ABAAMI ABANOONYA

NZE Ismail Mwesigwa 25. Mbeera Iganga. Ndi mulunzi wa nkoko. Noonya mukazi akola, nga wa myaka 25- 45. Sifa ku ggwanga kasita tuba nga tusobola okukolera awamu. Kuba 0773389336.

Mbeera Mpigi. Nnina emyaka 27. Ndi muwanvu. Noonya omukazi alina empisa, atya Katonda, ali wakati w'emyaka 19 ne 25, omwetegefu okwekebeza omusaayi nga mwetegefu okukola omukwano. Kuba ssimu 0754329242.

Noonya omukazi alina agemugga nga wa myaka 22-45. Sifa ku ddiini wadde eggwanga. Nnina emyaka 53. Kuba 0782617125 oba 0701617125.

Nze Joseph 36. Noonya omukazi ali siriyaasi nga wa myaka 18- 35. Kuba 0781250708.

Nnoonya omukyala ow’emyaka 20-27, omwetegefu okufumba, ng’alina omulimu twezimbe. Nange nkola. Kuba 0782567842 oba 0751086305.

Nze Tom Masembe. Ndi muwanvu era muddugavu. Nnina emyaka 30. Mbeera Mengo. Njagala omukyala ow’amazima, alina eddiini nga wa myaka 25-35 twagalane. Anneetaaze ng’ali siriyaasi kuba 0757725167.

Nze Calvin. Nnina emyaka 26. Noonya omuwala ow’okuwasa ng’ali siriyaasi. Kuba 0705606518.

Nze LS. Nnina emyaka 57. Noonya omukyala ow’okubeera. Ateekwa okuba ng’akola kuba nange nkola, ow’emyaka 35-40, Omuganda ng’ali ku ddagala lya ARVs. Anneetaaze kuba 0793536966.

Nze Richard S. Nnina emyaka 32. Njagala omukyala atali muyaaye, ow’emyaka 28-32 twagalane. Anjagala kuba 0782193720.

Nze David Ssenoga. Njagala omukazi ow’emyaka 26 n’okudda waggulu. Mbeera Kampala. Kuba 075073I408.

Nze Ssekabira. Nnina emyaka 30. Noonya omukyala ow’okuwasa, ali wakati w’emyaka 20-25. Njagala Muganda, Munyankole, nga Omukulisitaayo oba Mulokole. Kuba 0775423620.

Nnina emyaka 24. Mbeera Kampala. Noonya omukazi ow’emyaka 20-30, akola omulimu omulungi, atakozesa bitamiiza, alabika bulungi ng’alina eddiini. Kuba 0774999353.

Nnina emyaka 26. Noonya omuwala ow’okuwasa ng’ali siriyaasi, kuba 0705606518. Nnina emyaka 25. Njagala sugammami. Nze Isma. Kuba 0759978448 oba 0781007996.

Nze SF. Noonya omuwala ali wakati w’emyaka 18-24, omulungi, omunene, atya Katonda ate ng’akola. Nze nkola. Kuba 0790494016 ne 0751029144.

Nze Boogere. Noonya sugammami ow’emyaka 30-40 nga mwetegefu okubeera nange ewuwe. Kuba 0753395766. Noonya omukyala ow’okuwasa nga yasoma wa myaka 20-28. Nze nasoma. Ndi mweru, muwanvu, mutegeevu ate nneevuga. Kuba 0779351559.

Noonya omukyala ow’okuwasa nga wa myaka 28-35. Owengonge takuba. Nze Haruna. Kuba 0772043862.

Noonya omukazi ali siriyaasi ow’emyaka 19-35 . Nze Joseph Miaka. Kuba 0759994930 oba 0781250708.

Nze Peter Kiwanuka. Mbeera kumpi ne Kampala. Nnina emyaka 36. Nasoma era nzimbye. Noonya omuwala atasussa myaka 30. Njagala munene, muwanvu nga yasomako.Tuteekwa okwekebeza omusaayi. Kuba 0777211664.

Noonya omukazi ow’okunteekamu ssente. Nze sirina ssente naye nnina omukwano. Kuba 0758027035.

Nze Eddie Ainebyona. Noonya omukyala ow’emyaka 20-25, Omutooro oba Musoga. Anneetaaze kuba 0704843514.

Omuyaaye totawaana. Noonya omuwala embeerera, Omulokole, omulungi ennyo nga yasomako waakiri n’atuuka mu S4 nga wa myaka 18-24 okuva mu buvanjuba bwa Uganda. Kuba 0772843210.

Noonya omuwala Omusiraamu nga wa mpisa. Nze Z. Kuba 0793886008. Njagala omuwala Omusiraamu, Omuganda, ayambala ng’Omusiramu nga wa myaka 20- 23. Nze nnina emyaka 28. Ayagala akube ku 0751097294.

Nze Jonas. Nnina emyaka 27. Ndi ku ddagala ARVS. Ndabika bulungi. Ndi wa kigero era wa katakketakke. Noonya sugammami ow’ekyama nga mulwadde ate ng’alabika bulungi. Nze S. Kuba 0776741081.

Noonya sugammami asobola okundabirira. Sifaayo oba mutono oba munene kasita aba ne ssente. Anjagade akube ku 0751664999.

Nze Emmy Kajimu. Mbeera Nansana. Nnina emyaka 18. Noonya omukazi ow’emyaka 27- 48 ng’asobola okubeera nange. Kuba 0794786983.

Noonya omukazi ali wakati w’emyaka 25-35, alina obuvunaanyizibwa, omweru, omukozi. Nnina emyaka 24. Kuba 0794368441.

Nze Moses. Noonya omuwala omulungi nga wa myaka 18-20. Kuba 0788426300.

Nze Hamidd Kayira. Noonya mukazi anasobola okunzissaamu ekitiibwa ng’afaayo. Alina ku ssente kuba nange nnina. Kuba 0704344684.

Nze Tom Tomusange. Noonya akola, omuntumulamu, akola, nga wa kigero. Mbeera Buloba. Kuba 0792465921.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fire1 220x290

Obubenje bwatuze 32 mu wiikendi...

OMUWENDO gw’abantu abaafi­iridde mu bubenje obwaguddewo ku Ssande gulinnye nga baweze 32.

Aniteweb 220x290

Bamafia baagala kunzita - Anite...

MINISTA omubeezi avunaanyizibwa ku bamusiga nsimbi, Evelyn Anite avuddeyo n’alaajana ku bamafia abaagala okumutta,...

Isabirye1 220x290

Mzee Kifansalira owa NRM bamugoba...

KAKUYEGE wa NRM mu Bwaise, Isabirye Musa amanyiddwa nga “Kifansalira” asula ku tebuukye olwa landiroodi we okumulaalika...

Urawebnew 220x290

URA emalidde mu kyakutaano mu za...

URA FC ewangudde Wakiso Giants mu mpaka za Pilsner Super 8

Mustafi000 220x290

Mustafi wa Arsenal agenda

Roma eya Yitale, ye yagala okumuggya mu Arsenal