TOP

Mpaane ntya omwami ?

By Musasi wa Bukedde

Added 17th December 2016

NNINA emyaka 20 naye simanyi bugambo bw’oyogera ng’osiimuula omwami ng’emikolo giwedde. Nze Namwanje K e Kawempe.

Ssenga1 703x422

NNINA emyaka 20 naye simanyi bugambo bw’oyogera ng’osiimuula omwami ng’emikolo giwedde. Nze Namwanje K e Kawempe.

Mwana wange sirowooza nti mu kusiimuula w’olina okwogerera obugambo obwo. Ate kitwale nti buli mu mbeera osobola okwogererawo obugambo ate era bulina kuvaayo bwokka.

Saagala kukuwa bugambo obukwate ng’etteeka wabula okwogera ekikuba ku mutima mu kaseera ako. Kale mwana wange oyinza n’okusirika ng’osiimuula munno kubanga tekyetaagisa kwogera nnyo okuggyako kumwebaza.

Okwegatta naddala nga muli bafumbo mwandibadde mukikola mu kunyumirwa so si kupima bigambo by’oyogedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ret2 220x290

Proline esuze bulindaala

Proline esuze bulindaala

Yes3 220x290

Uganda esubiddwa eza Afrika

Uganda esubiddwa eza Afrika

Bok1 220x290

Abeebikonde bayiiseemu kavvu wa...

Abeebikonde bayiiseemu kavvu wa bukadde 60

Mis1 220x290

Ez'amaato bazongeddemu ebirungo...

Ez'amaato bazongeddemu ebirungo

Kip2 220x290

Sheikh Dr. Rashid Semuddu Edduwa...

Sheikh Dr. Rashid Semuddu Edduwa y’okusiibulukuka Allah agyanukulirawo