TOP

Saakyalira nsiko, nkoze ntya?

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd March 2017

Ssenga , nnina emyaka 17 naye sikyaliranga nsiko. Nkole ntya?

Ssenga0 703x422

Mwana wange nsuubira nti olina ssengawo oba bagandabo nga bakulu nga basobola okukuyamba ku nsonga eno.

N’ekirala ennaku zino n’emikwano nga ogyesiga bulungi basobola okukuyamba.

Eddagala eriyamba ku kukyalira ensiko lingi era ennaku zino waliyo ne bassenga bangi nga baakusasulira abasobola okukuyamba.

Naye olina kusookera ku ssengawo oba abantu be weesiga.

Ekirala kimanye nti ssinga olwawo okukyalira ensiko abalongo bakaluba era abakyala abaagala okukyalira ensiko nga bakuze oluusi bakaluubirizibwa anti balwawo okuwera kuba omubiri guba gukuze.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssekamanya00webuse 220x290

Obutabanguko mu maka bwongedde...

Omusumba eyawummula, Mathias Ssekamaanya asabye abafumbo okufunaolunaku bakubaganye ebirowoozo ku ntambula y'amaka...

Kib2 220x290

Obadde okimanyi nti Kkiro 100 ez'emmwaanyi...

Obadde okimanyi nti Kkiro 100 ez'emmwaanyi zikuwa obukadde 4 bw'ozikamulamu butto ? Soma emboozi y'omukenkufu

Mesachssemakulanemukyalawe 220x290

Mesach njagala mbaga

Sarah Nakkaayi mukyala w'omuyimbi Mesach Ssemakula (Golden Papa) ateze bba akamasu. Amusuddeko akabaga k'amazaalibwa...

Dit2 220x290

Noah Kiyimba asabye abakulembeze...

Noah Kiyimba asabye abakulembeze b'e Butambala okkolera awamu

Ta 220x290

Bannansi beesiga bakulembeze ba...

POLOF. Julius Kizza okuva mu yunivasite e Makerere agambye nti bannansi okumanyisibwa ebifa mu gavumenti tekubeera...